0:00
3:02
Now playing: Wojja Ekigere

Wojja Ekigere Lyrics by Maureen Nantume

Brian Beats

Nze ŋŋenda kusubiza byonna byensubiza ebingi tebinuma
Ŋŋenda kuwangula love lwempangula abangi balindaba
Just kulemera ku nsonga omukwano kupima meter
Bweba nkalamata genfunye oli mmazi ga nsuwa
Mu mutima mpulira ompita sweet ojakungita
Yongera mukko ku ka sugar kijja kummala

Sweet wonaja ekigere wenzisa ekigere (Wokije wenkiza)
Darli lwofunye ebinene lwenfunye ebinene (Ebyo ebibyo kwenfira)

Wesimye kuba oli so professional mukyokola
So professional
Nze nesimye kuba nkimanyi ko omuntu omu
Omu
Kati nebwotola ng'omuloodi
Oli wabeeyi they can't afford
Era akutawanya report
Osaana bukumi nga state
Okusinzira bwenapima munange osusewo

Sweet wonaja ekigere wenzisa ekigere (Wokije wenkiza)
Darli lwofunye ebinene lwenfunye ebinene (Ebyo ebibyo kwenfira)
Munange wonaja ekigere wenzisa ekigere (Wokije wenkiza)

Wonna woyita wempita
Bwobulawo empewo gyenfuna
Tolya ekiwogo noleka enkota
Nze bwenkulaba future gyendaba
Okumanya nkutegera ne munzikiza manya wotudde
Simanyi okitegeera manya nekyoba toyogedde
Eno eyaffe terikendeera
Omutuffu nkumalako plan
Taasa ebeera
Yitayo keera olinayo ka loan

Sweet wonaja ekigere wenzisa ekigere (Wokije wenkiza)
Darli lwofunye ebinene lwenfunye ebinene (Ebyo ebibyo kwenfira)
Munange wonaja ekigere wenzisa ekigere (Wokije wenkiza)
Darli lwofunye ebinene lwenfunye ebinene (Ebyo ebibyo kwenfira)

Maureen Nantume Songs