(Intro)
Love yo ooh oh
Eri eno
Yea yea yeah
Lituation Booth
Shon fi di ladies ayaa
Ooouuu oouu oouu
(Verse 1)
Nkimanyi abalungi bangi
Ndagala ndamu mu lusuku, eh
Mbalaba but you're the problem (problem)
Okuva lwe nawuuta ka soup, eh
Ggwe mugenyi mukulu
Nnase empanga olye ku nkoko nkulu
Whoa my baby
Ewange teba mawolu, eh
Nkuliisa byokya ofune akabugumu
Mmmmh
(Chorus)
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno eeh
(Verse 2)
Baby nze gw'olaba
Ne kyendi munda muli bambi kyelaga
Kale emitima singa gyaali gyogera, ah
Sanditawanye nze bingi kwesoma
Naye kugwenjagala sibikola yadde ebyo
Mmmh, nkusubiza kukuwa mukwano
Gwe anekaaneka okira ku lugoye olweeru
Eh, buli kalungi kakusaana
Mulo nina oyigga okulwaana
Eh, yadde bangi bakuswaama
Naye bakwepikire bamazze kulaama
Teri kubuuza
(Chorus)
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno eeh
(Bridge)
Ggwe mugenyi mukulu
Nnase empanga olye ku nkoko nkulu
Whoa my baby
Ewange teba mawolu, eh
Nkuliisa byokya ofune akabugumu, aah
Baby nze gw'olaba
Ne kyendi munda muli bambi kyelaga
Kyo kyelaga aah ah ahh
(Chorus)
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno
Love yo ooh oh
Eri eno eeh