0:00
3:02
Now playing: Njakuwangula

Njakuwangula Lyrics by Acidic Vokoz


(Intro)

Na na naa
Le le le le eh
The lyrical boy (Ivo)

(Verse)

Nze nga sinaba kusimbula wakka kigere kyange ŋŋende
Ndi wano ndi mu maaso go nfukamidde nkusabe
Alla gwe mutonzi wange gwe gwenesize
Nsaba n’emitego gyebategese abalabe bange ogigobe
Allah bwonta
Njakuba mpedde
Kuba obulamu bwange
Nze nebukwasa gwe, aaah

(Pre-Chorus)

Nkulopera obunafu bw’omutima gwange, eeh
Olumu nkusobya nesenenya Allah wange
Nsonyiwa, nsonyiwa, nsonyiwa

(Chorus)

Nkwesize kuba manyi osobola
Gwe mulwanyi wange asinga mu basinga, iieeeh
Nja kuwangula, nkwesize
Nja kuwangula
Buli kimu nja kuwangula, nkwesize
Nja kuwangula

(Verse)

Nze nkimanyi situkiridde iih yeah
Taata situkiridde
Mbeera yansi kale yentawanya nze
Naye era sikwerabidde
Ne kumavivi nfukamidde
N’emikono baaba ngiwanike
Awantu niwaba nkulembere
Buli anetika nze muwangule, iih yeah
Nyanukula nyanukula
Nze mponya abanteeka
Nsaba ompe omutima byegwetaaga, ah
Nkumira abanzala, Mungu Allah

(Pre-Chorus)

Nkulopera obunafu bw’omutima gwange, eeh
Olumu nkusobya nesenenya Allah wange
Nsonyiwa, nsonyiwa, nsonyiwa

(Chorus)

Nkwesize kuba manyi osobola
Gwe mulwanyi wange asinga mu basinga, iieeeh
Nja kuwangula, nkwesize
Nja kuwangula
Buli kimu nja kuwangula, nkwesize
Nja kuwangula
Bano abalabe bange ndibawangula, nkwesize
Ndibawangula
Sitidde bwenkwekwata mpangula, nkwesize
Nja kuwangula

(Outro)

Nkwesize, nkwesize, nkwesize
Nkwesize
Bwogamba teri agamba nedda (nkwesize)
Gwe natakutya walahi simutya
Yegwe amanyi ebinaja olwenkya (nkwesize)
N’ebiriberawo mu mwaka oguja
Abatakulina bawulira batya (nkwesize)
Nga abakulina eno tukuwaana
Maama nze
Yegwe Allah wange, eh
Teri kinswaza nze
Kugamba nti gwe abikoze
Allah wange
Allah wange
Allah wange
Allah wange
Aaaaah



About the song "Njakuwangula"

Njakuwangula” is a song by Ugandan singer Acidic Vokoz. The song was written by Acidic Vokoz (Kakaire Mutwailu) and produced by Ivo Bwongo. “Njakuwangula” was released on July 25, 2024 through Mama Baba Ent. LTD.

“Njakuwangula” is a song that combines themes of faith, perseverance, and triumph. The lyrics express a deep trust in a higher power (Allah) to overcome life’s challenges and adversities. The narrator acknowledges personal imperfections and seeks forgiveness, emphasizing a strong reliance on divine intervention to win battles and achieve victory. The chorus highlights the confidence in this faith, repeating the resolve to overcome any obstacles. The outro reinforces this message, reiterating trust in Allah and recognizing His role in the narrator’s success and protection from enemies.