(Intro)
\n
Talent Walls
\n
(Verse 1)
\n
Wumuza wano omutwe ebirowoozo okakanye
Kuba makya natera okutandika
Nzikiriza nkunywegere
Nkunyweze obutakuta
We are now officially man and woman
Ntunulira kaririza
Amaaso nga totemya
Bwoloba abaana bakuba zi simagiza
Bali baleke balinkapa
Nze gw\'ofunye ndi nva nsava
Mukene musibule ŋŋonze bittafuttafu
\n
(Pre-Chorus)
\n
Amapenzi ngatadde ku sowani
Lya mpola nga toswankula
Am all yours you don\'t need to rush any more
Eno ofunye kanamba sinkalabule ogikuba kimu ne simbula
Kansubire nti naawe tobeere nsindika njake
\n
(Chorus)
\n
Nsaba tuzinemu ka squeeze (aye ye ye ye)
Mmmh (aye ye ye ye)
My Sherrie ye (Sherrie number ye)
Just kazina ka squeeze (aye ye ye ye)
Mmh uuh (aye ye ye ye)
My Sherrie ye (Sherrie number ye)
\n
(Verse 2)
\n
Yeggwe musomesa
Nze kambeere student wo
Naye speed todduka kuba nkyayiga
Ekyejjo kyo nina
Anti nakula tebankulusanya
Ebindetera okutya bambi byewale
Appetite nina ntono
Ulcer z\'omukwano zantuuka
Nzena mbunye ebiwundu ggwe wekka medicine
Oba ofunye oba zibuze
It\'s okay tewelumya mutwe
Yeggwe nsonga ssente sizenayagala (my Sherrie Sherrie ye)
\n
(Bridge)
\n
You\'re my everything I need
Never try to leave me alone
Nze alina guli omuhabati
Omuwoomu kukira omubisi gw\'enjuki
\n
(Chorus)
\n
Nsaba tuzinemu ka squeeze (aye ye ye ye)
Mmmh (aye ye ye ye)
My Sherrie ye (Sherrie number ye)
Just kazina ka squeeze (aye ye ye ye)
Mmh uuh (aye ye ye ye)
My Sherrie ye (Sherrie number ye)
\n
(Outro)
\n
Munnange nsusulubeetu
Chairman w\'abalungi
Never try to leave me alone
Ggwe nno nsusulubeetu
Principle w\'abalungi
Onjagadde nnyo omezeza ebiwawatiro
Munnange nsusulubeetu
Chairman w\'abalungi
Never try to leave me alone
Ggwe nno nsusulubeetu
Principle w\'abalungi
Onjagadde nnyo omezeza ebiwawatiro