(Intro)
Nze bwe ngwa mu love mba ne ddalu nguleese
Brian Beats
(Verse 1)
Watandika mpola baby
Mpola ng'alima enanda
Kati nafuuka muntu wo, ye eeeh (mpola)
Wampa akasimu ggwe noŋŋamba tejamu enamba
Kumbe ombaza katiro (mpola), eeeh
Oli munyenye ya tuntu
Nantalabika ngako
Ow'omukwano wanteeka mu good
Ndi mukwano mu mikwano gyo
(Pre-Chorus)
Kati linya ku kyawakati (mpola)
Love enkubye karate, uuuh
Kolaki, ayi ya ya
Oh baby show me your love
Leka ngikumete
(Chorus)
A ja ja ja
Nze bwe ngwa mu love mba ne ddalu, nguleese
A ja ja ja
Baby, leka ngi kumete
A ja ja ja
Bwe tuba mu romance onsuula ddalu, nguleete
A ja ja ja, aah
(Verse 2)
Wabakuba akavulu
Olw'essanyu nkaaba n'amaziga
Natunudde katungulu
Nkwagala nnyo nomala onjerega, kadukulu
Lean on me whenever you want, am strong
Please come to me my lover
Eggulo basanze n'obulwadde isteria
Nga bukwata mu mutima interior
Ggwe nyini lusuku
Yitamu ng'onkabala
Baby, love yo kale embalula
(Pre-Chorus)
Kati linya ku kyawakati (mpola)
Love enkubye karate, uuuh
Kolaki, ayi ya ya
Oh baby show me your love
Leka ngikumete
(Chorus)
A ja ja ja
Nze bwe ngwa mu love mba ne ddalu, nguleese
A ja ja ja
Baby, leka ngi kumete
A ja ja ja
Bwe tuba mu romance onsuula ddalu, nguleete
A ja ja ja, aah
(Bridge)
Lean on me, Lean on me
Whenever you want, am strong
Please come to me my lover
Oli munyenye ya tuntu
Nantalabika ngako
Ow'omukwano wanteeka mu good
Ndi mukwano mu mikwano gyo
(Pre-Chorus)
Kati linya ku kyawakati (mpola)
Love enkubye karate, uuuh
Kolaki, (Mozy Wryta), ayi ya ya
Oh baby show me your love
Leka ngikumete
(Chorus)
A ja ja ja
Nze bwe ngwa mu love mba ne ddalu, nguleese
A ja ja ja
Baby, leka ngi kumete
A ja ja ja
Bwe tuba mu romance onsuula ddalu, nguleete
A ja ja ja, aah