Omukwano gw’ewala ah
Long distance love
Guno omukwano gw’ewala ah
Okuva lwe wagenda ah
Nsiiba nkuloota yadde wagenda kuyiiya ah
Kimanye eno gyendi ah
Wafuuka ekirooto
Muli nze kye nfuna nensisimuka
Era nkubanja bino nkumissinga wandoga olulala
Oli my one diet
Bu message obusindika I don’t delete
Babe nze wooli I can’t cheat
Nebwekuba kusonda I contribute
Missing bu selfie buli bwe twekubanga saabusangula
Now I feel the case bwonna bwe twekubanga gwe eyawangula
Bwe nkukubira obeera busy
Kyokka naawe bw’onkubira nze mbeera busy eno
Omukwano tugufuule easy
Nze bw’onkubira nkukubire
Tuve mu bya busy eno
Oli my one diet
Bu message obusindika I don’t delete
Babe nze wooli I can’t cheat
Nebwekuba kusonda I contribute
Okuva lwe wagenda ah
Nsiiba nkuloota yadde wagenda kuyiiya ah
Kimanye eno gyendi ah
You’re di one I call you my only one
Nze buli lwe nkunoonya sikulaba ng’ondi wala