I started singing when I was two
Writing my own songs in my notebook
Natandika ne kali kali mummy mummy
Abasinga mwanjagala I became a star
Sitaani alabye nga ŋenda wala
Anti Yesu gwe nkulembeza
Obutegotego ng’ebigambo ebitaliiyo
Obwo sitaani bw’asoosezza
Olaba ndaba ku maziga
Aga mummy kyali kisusse
Naye nze ndi naggwano atameggebwa
Nina Yesu
Oyo asangula byonna
N’alwana zonna ze sisobola
Let me share with you a man
Who will listen to your cry
Let me share with you a man
Who will make all things alright
Let me share with you a man
Who will listen to your cry
He’s my sweetest song
Buli lwe muyimbira
Annyiga ebiwundu muli munda
My sweetest song
Buli lwe muyimbira
Awummuza emmeeme yange
He’s my sweetest song
Buli lwe muyimbira
Asanyusa obulamu bwange
Oh sweetest song
Oh sweetest song, oooh
D King
Awo ab’emikwano
Nafulumya kano sisobola kukyawa
Awo sitaani ne kimunuguna
N’agamba nti era olindaba
Teyanninda na kumala kya musanvu
N’ampaayiriza nti Gloria ali lubuto
Awo ab’amawulire ne bannoonya
Bansanga neviira ku ssomero
Bwe bantunuulira ne bewuunya
Ne bagamba nti sitaani oli wa ttima
Ki kaggwensonyi ne kakikomyawo
Ku luno nga nfuuse na Ambassador
Sitaani alabye nga ŋŋenda wala
Anti Yesu gwe nkulembeza
Obutegotego ng’ebigambo ebitaliiyo
Obwo sitaani bw’asoosezza
Olaba ndaba ku maziga
Aga mummy kyali kisusse
Naye nze ndi naggwano atameggebwa
Nina Yesu
Oyo asangula byonna
N’alwana zonna ze sisobola
Let me share with you a man
Who will listen to your cry
Let me share with you a man
Who will make all things alright
Let me share with you a man
Who will listen to your cry