(Intro)
Ruuu Street Lyfe Music, shooo hmm
I once told you that one day njakubakuba engoma eziwunya, heee
Call me Barnery Uganda 1-2-A-2 dancehall king straight up
Hee Kaysam ku mapeesa
Switch records, mmmh
Bino sinze mbyogera, hee
Mpewo zeezogera shooo (Let dem fear)
\n
Chorus
Tolina musajja akwana gwovuma (ezo omanya mpewo zewamwe)
Lwoyozeza engoye enkuba lwetonya (ezo omanya mpewo zewamwe)
Afande bwonsanga nina byenywa tonsiba (ezo omanya mpewo zewaffe)
Okola bunyama, amanyi geekyisajja tolina (ezo omanya mpewo zewamwe)
\n
(verse 1)
Osula mubaala, ojikuba daily
Naye ate negwonywa bagulira mugulire
Olimuvubuka bakuwasa onyiga nemere
Bwomala ofumba noyooza noobupale
Filter zaakyi obubi wasikira busikire?
Kiliza otulage ku lususu lwekyikere
Empewo yobwenzi agirina kayeyagale
Anti agirina ye talya mukene daily
Tuyambe tojamu ngato zo tulemya mere
Empewo zebigere byamwe zikuba kerere
Gwe omuntu noolinda taata affe omusikire
Kale bwotaba kawuuta oli kyikulekule
\n
(chorus)
Tolina musajja akwana gwovuma (ezo omanya mpewo zewamwe)
Lwoyozeza engoye enkuba lwetonya (ezo omanya mpewo zewamwe)
Afande bwonsanga nina byenywa tonsiba (ezo omanya mpewo zewaffe)
Okola bunyama, amanyi geekyisajja tolina (ezo omanya mpewo zewamwe)
\n
(verse 2)
Abaana baakuno baakufugira kumiggo
Sister oli mu kyiggo wajawa olubuto
Mwe abakubwa emindi ffe nga tetubagambako?
Bwemulaba anyooka mbu ago gayaaye gaakuno
Naye nga mazima muko obubira otya mwanyoko?
Bamutokota owoza tomukwatako
Kyi mulya amaji ngaate baana baawankoko
Nga gwe boozade owoza tobagamba
Oyagala owangaala kyoka ate emyaka jikuyombya
Omukyaala agamba kunaabako omusamba
Tolina nyash ekyo newamwe bakugamba
Kyoka akukwana bwakuwanawana bwokabigura
\n
(chorus)
Tolina musajja akwana gwovuma (ezo omanya mpewo zewamwe)
Lwoyozeza engoye enkuba lwetonya (ezo omanya mpewo zewamwe)
Afande bwonsanga nina byenywa tonsiba (ezo omanya mpewo zewaffe)
Okola bunyama, amanyi geekyisajja tolina (ezo omanya mpewo zewamwe)
\n
(verse 3)
Some people dem no just no like wi just because dem fear we
Dem nah afi tyme fi seaze dem cyan tap bada we
Mi cyan fight do whola dem a mi family
Mi born duppy conquer so you can’t stop barnery
Gwe oli awo okukuta olinda nyimbe namikolo
Omukwano gwo gwamubusiko nabiyigo
Simanya gwe nakasabuni mwata mukago?
Mpulira muwaana mbu teri gwekasaba bikoko
Maama fina Bujingo oba chali wamwe (mugambe ku mpewo zeewabwe)
Bobi weebale ensonga zeewamwe (oyo yaakola empewo zeewabwe)
Naye Bebe yakola ebyeewabwe oyo? (haaa ebyewabwe)
Dr Chameleone tugobe mugobe (tumugambe kumpewo zeewabwe)
Street lyfe twaakola ebyeewaffe (teetusaaga nampewo zeewaffe)
Naye muzei afugga alina ebyeewabwe oyo?
\n
Artist: Barnery Uganda
Producer: Kaysam Kumapeesa
Writer: Barnery Uganda
Record Lable: Street Lyfe Music