Nvuga Vitz gwe ovuga loole
Kyokka paakingi yo ntono ate tegyamu loole
Yeewola ssente akole embaga
Kyokka eyamuwola n’atwala mugole we!
Katono naye ke kange
Kinene kya ki?
Ng’ate si kyange
Oli mu bungalow nange ndi eno wange
Wadde akayumba katono naye ke kange
Nyumirwa
Yadde siri mugagga nnyo
Yadde siri mugagga nnyo
Kye nina kimala kinkolera ng’erinnyo
Bannange kinkolera ng’erinnyo
Kabeera katono naye nga ssebo!
Kakusigala ku bwongo eh!
Kabina katono naye nga ssebo!
Kanyeenya omugongo!
Kazina ne kateekamu ebisoko!
Binyuma engeri gye kalinamu evvako
Nze ate oba kansingira ne liri eddene eh!
Kansingira ne liri eddene
Kabeera katono naye nga ssebo!
Kakusigala ku bwongo eh!
Kabina katono naye nga ssebo!
Kanyeenya omugongo!
Nvuga Vitz gwe ovuga loole
Kyokka paakingi yo ntono ate tegyamu loole
Yeewola ssente akole embaga
Kyokka eyamuwola n’atwala mugole we!
Katono naye ke kange
Kinene kya ki?
Ng’ate si kyange
Oli mu bungalow nange ndi eno wange
Wadde akayumba katono naye ke kange
Nyumirwa
Yadde siri mugagga nnyo
Yadde siri mugagga nnyo
Kye nina kimala kinkolera ng’erinnyo
Bannange kinkolera ng’erinnyo