0:00
3:02
Now playing: Munda

Munda Lyrics by Bridgette Mars


(Intro)

\n

Sha
Hey baby, Sha
Bridgette Mars
Oyo mukambwe
It’s VTM Baby
Shaq

\n

(Verse 1)

\n

Ki ongumaza
Kiki ondeka eno mu nyumba
Mba mpubaala
Yanguwa ggwe nonsanga
Ebiboozi nze kale sitwala
Kebakwogereko eyo
Neekuumye nkooye okulinda
Ggwe ng’okola kyejjo

\n

(Pre-Chorus)

\n

Nsula mu diiro ne nsuzaako etaala
Nkuswama
Onzitira feel wandibadde oswala (oswala)
Oswala

\n

(Chorus)

\n

Oba luggule oba luggale
Nkwagala munda
Nyamba otuuke tontemya embale
Nkwagala munda
Oba luggule oba luggale
Nkwagala munda
Nyamba otuuke tontemya embale
Nkwagala munda

\n

(Verse 2)

\n

Ndijja na Askari nkujeyo eyo
Ozanyisa sukari bw’onfera eno
Mukwano gwe nina mazima ndebe (mazima ndebe)
Onfude ki dole laba mu ntebe (eno mu ntebe)

\n

(Pre-Chorus)

\n

Nsula mu diiro ne nsuzaako etaala
Nkuswama
Onzitira feel wandibadde oswala (oswala)
Oswala

\n

(Chorus)

\n

Oba luggule oba luggale
Nkwagala munda
Nyamba otuuke tontemya embale
Nkwagala munda
Oba luggule oba luggale
Nkwagala munda
Nyamba otuuke tontemya embale
Nkwagala munda

\n

(Verse 3)

\n

Ki ongumaza
Kiki ondeka eno mu nyumba
Mba mpubaala
Yanguwa ggwe nonsanga
Nkwagala munda
Ozanyisa sukari bw’onfera eno
Nkwagala munda
Ebiboozi nze kale sitwala
Kebakwogereko eyo
Neekuumye nkooye okulinda
Ggwe ng’okola kyejjo (Nkwagala munda)

\n

(Chorus)

\n

Oba luggule oba luggale
Nkwagala munda
Nyamba otuuke tontemya embale
Nkwagala munda
Oba luggule oba luggale
Nkwagala munda
Nyamba otuuke tontemya embale
Nkwagala munda

\n

(Outro)

\n

Herbert Skills Pon dis one
Shaq
Nkwagala munda
Eh oyo mukambwe
Nkwagala munda
Nkwagala munda



About the song "Munda"

Munda” is a song by Bridgette Mars. It was produced by Shaq On De Beat, and mixed and mastered by Herbert Skillz. “Munda” was released on November 22, 2024 through VTM Records.