0:00
3:02
Now playing: GWE ABISOBOLA

GWE ABISOBOLA Lyrics by Byaxy ft. FIK FAMEICA


eah Yeah (don't wanna)
Fik Fameica and Byaxy (Tuff)
Cmert Keys on the Beats
Work hard, no time to relax
I've been searching all night patrolling, where coulda you go go
A long time no see sembera wano, ka nk'koleko effujjo
Nyanguyiza don't waste no time (mpulira binkutte)
Nyanguyiza don't waste no time (mummy yo)
I don't wanna, I don't wanna wait in vain
Wait in vain for your love (mwana ndisanga bakututte)
I don't wanna, I don't wanna wait in vain (yeah, byebi)
Gwe abisobola
Bino ebya laavu y'ekivubuka
Ne mu nnaku tusanyuka
Baby wakuguka
Gwe abisobola
Onnyiga bi massage
Bano abalala faajji
Onvuga nga Bajaj
Gwe abisobola
Only you (baby)
Only you
Gwe abisobola
Only you, (baby)
Only you (Fresh bwoy)
Nakufuna nasala stress
Era akukwatako baby eba police case
Labayo, towuliriza bigambo by'abateesi
Producer Cmert Keys nyongeraako ku bass (gyal)
Yeah! Tuzina pacito pacito
Owooma owooma like sweet potato
I want to show you how we do it in Ghetto
Njagala tuvimbe babiri tetutya bisooto (gyal)
Mu laavu oli kabejja
Oyina engeri gy'ompembejja (that's why)
Obasingira wala tebeerijja (it's right)
Ndi naawe leero n'emyaka egirijja (gyal)
Totya oli ne Fresh Bwoy
And am a handsome guy
Ssente nafunamu your drinks I'll buy
Byaxy, Mubuulire (al-al-alright alright)
Gwe abisobola
Bino ebya laavu y'ekivubuka
Ne mu nnaku tusanyuka
Baby wakuguka
Gwe abisobola
Onnyiga bi massage
Bano abalala faajji
Onvuga nga Bajaj
Gwe abisobola
Only you (baby)
Only you
Gwe abisobola
Only you, (baby)
Only you
Oyagala bye nkola
Oyagala nga ntudde gwe n'ovuga
Oyagala byenkola
Engeri gye ntambula, gye mpanvuwa (mbu bikunyumira)
Oyagala bye nkola (hmmmm, gal)
Oyagala bye nkola
Bye nkola
Byebi! Shakin nini
Sunda paka chini
Onyumirwa zi mini
Obakubisa brown skin
Lottery sure win
No more sabbuuni, sabbuuni (olimba)
Byaxy sabbuuni
I don't wanna, I don't wanna wait in vain
Wait in vain for your love
I don't wanna, I don't wanna wait in vain (wait in vain)
Gwe abisobola
Bino ebya laavu y'ekivubuka
Ne mu nnaku tusanyuka
Baby wakuguka
Gwe abisobola
Onnyiga bi massage
Bano abalala faajji
Onvuga nga Bajaj
Gwe abisobola
Only you (baby)
Only you
Gwe abisobola
Only you, (baby)
Only you
Lady Snare
Artin Production
Nakutwala gye mbeera (only you)
Fresh bwoy
Byaxy (Only you)