0:00
3:02
Now playing: Ndabula

Ndabula Lyrics by Carol Nantongo ft. B2C


Nessim pan production

\n

Luli lwewatanbula amalusu gangika 
Mirembe gyambula
Wankuba Kigo bigere kutaka
Wabula kyona kyewankola

\n

Nali manyi okwepena
Love gyewakasuka enemye okwewoma
Waliwo lwolumya nosuuka ah funa wokoma
Mutima gwange munafu nyo gugonda
Kale nali nkaluba
Newenjogerera gwe wamaze oguwunza 
Gw\'amaze ogugula, kati Ndabula

\n

Ahh ndabula
Owomukwano alimukwatako ndabula
Ahh ndabula
Ahh ndabula
Owomukwano alimwerijako ndabula
Ahh ndabula
Abakubi be busimu ndabula
Ndabula
Namwe abobu message ndabula
Ndabula
Mwe abatunda gy\'agula ndabula
Ndabula
Sitiisatiisa naye ndabula
Ndabula

\n

Kati nkuteke wa gyebataja kukusanga
Ntaasa gyoyitila tobefasa nga
Tobanga nemubuto gwe wankubyanga
Nga mungu kwekukumpa ela kukusanga
Kati nkugambe ki gwe anvuga Nga jafanga
Njogere ki mukwano kyebatakugamba
Mutiima gw\'obonyabonya noguchunga
Onsanula onkuba omenya toyunga

\n

Baby, ahhh ah ahh

\n

When I look at you I calm down
Just for me a piece of you will make me stand firm
Onerabize n\'olunganda haa
Mapenzi yako tamu tamu

\n

Ahh ndabula
Owomukwano alimukwatako ndabula
Ahh ndabula
Ahh ndabula
Owomukwano alimwerijako ndabula
Ahh ndabula
Abakubi be busimu ndabula
Ndabula
Namwe abobu message ndabula
Ndabula
Mwe abatunda gy\'agula ndabula
Ndabula
Sitiisatiisa naye ndabula
Ndabula

\n

With no doubt, you\'re the best I know
Sagala antabula sagala akukwata ko
Ekigambo love bakibbula mugwe
Nebiri ebirungi nebabitika munze, tokikola
Webakuyita noyitaba, ah ah yeah eh
Baby tokikola
Webakuyiya noyitika needa, needa hmm hmm

\n

When I look at you I calm down
Just for me a piece of you will make me stand firm
Onerabize n\'olunganda haa
Mapenzi yako tamu tamu, ehh

\n

Kenafunye anjagala 
Temunenya kuba nina amalala
Kenafunye anjagala
Agawalayi nze nina anjagala, yeah yeah

\n

Mutima gwange munafu nyo gugonda
Kale nali nkaluba
Newenjogerera gwe wamaze oguwunza 
Gw\'amaze ogugula, kati Ndabula

\n

Ahh ndabula
Owomukwano alimukwatako ndabula
Ahh ndabula
Ahh ndabula
Owomukwano alimwerijako ndabula
Abakubi be busimu ndabula
Ndabula
Namwe abobu message ndabula
Ndabula
Mwe abatunda gy\'agula ndabula
Ndabula
Sitiisatiisa naye ndabula
Ndabula

\n

Ahh ndabula
Owomukwano alimukwatako ndabula
Ahh ndabula
Temuwoza sabagambaaaa



About the song "Ndabula"

Norbert