You are the answer you\'re ma babe
You\'re the answer
Yooyo baby
Nobody gamba teri azoleya
Chozen blood
Kyembadde nsiima katonda kuba kati nkulina hallelujah
Alinga gwe nali mulinda
Nze ensi eyokuganza yali enjuuya
Naye kati nebyevuddeko
Nampa original nawona bamuchina
Mukwano gwe gunziza buto
Gusingako ku suit zaaba designer
Alla.... Alhamudulilah
Awo awonno kale awonno kale
Alla- alhamudulilah
Awo awonno kale awonno kale
Ndiko obulabirizi
Okuva ewakatonda newa baby wange
Ndiko obulabirizi
Abeebuza akanyiriro kyekyaama kyange
Ndiko obulabirizi
Okuva ewakatonda newa baby wange
Ndiko obulabirizi
Abeebuza akanyiriro kyekyaama kyange
Kuva dda noonyayo omwagalwa atambula nomukisa gwange
Kwengudde!!!
Yegwe atambowa omwagalwa onyanguyiza obulamu bwange
Bwebudde!!!
Nkusaba okirize twetale
Ng\'obunyonyi bwebubuna ettale
Mbula kwambuka kizimbe kulangirira nti gwe kyonkolerera webale
Alla- alhamudulilah
Awo awonno kale awonno kale
Alla- alhamudulilah
Awo awonno kale awonno kale
Ndiko obulabirizi
Okuva ewakatonda newa baby wange
Ndiko obulabirizi
Abebuuza akanyiriro kyekyaama kyange
Ndiko obulabirizi
Okuva ewakatonda newa baby wange
Ndiko obulabirizi
Abeebuza akanyiriro kyekyaama kyange
Mwana gwe ndabiriddwa nsiimye kyeekyo
Kyeekyo
Katonda kyaterekera love myooyo sikazannyo ssi mweeso
Wambuna mmagumba nemumisuwa
Era agakwagala tegalibula
Wankuba naye ate salumizibwa
Olwo nennekubiriza sikusubwa
Alla- alhamudulilah
Awo awonno kale awonno kale
Alla- alhamudulilah
Awo awonno kale awonno kale
Thank you for loving chozen blood