Nazaalibwa kujooga si kujoogebwa (eh eh)
Nazaalibwa kumenya si kumenyebwa (eh eh)
Ndi muwanguzi oli atawangulwa (eh eh)
Nantameggwa oli atameggebwa (eeh)
Ninamu nshanana figa ky’ekyo (ninamu)
Ndi mulungi neemanyi beauty ky’ekyo (ky’ekyo)
Oli alina ebbanja bamunoonya
Nze ssente zinnoonya sizinoonya
Kati nno fumita empele nfumite emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Atudde musune tujanjawaze emboozi
Eeh fumita fumita emboozi
Wetamu omugongo katono
Wetamu ku vviivi katono
Fumita ekigere mu ttaka (fumita)
Kati, fumita fumita empele
Gano amazina ga kavimbo (vimbo)
Kati gwe atamenyeka ki kyo? (ki kyo?)
Tetukunyigira ku liiso (liiso)
Sikulaba e Kampala mu disco (disco)
Gwe atagifumita bboyi, weerimba
Ate gwe atazina die, tovimba
Obw’okunywa bwa layisi, bugimba
Bukufuula emimiro, busimba
Obwavu kabbiro ennaku muziro (maama)
Era bw’enneefasa ngikaba mumiro
Ssaawa ya weta mugongo kkirira below
Kkirira, kkirira, kkirira below
What I do?