0:00
3:02
Now playing: Nkwagalila Ddala

Nkwagalila Ddala Lyrics by David Lutalo


David Lutalo
Baby onondekera ye ani
Kuba naloose osibye ogenze
Mazima nensingala awo nga nkaba
Ngobimaze ondese onkyaye
Walayidde nokomba ne pasi
Mbu bwolinzira oliba owenze
Kati nze nakikola ntya
Nga ondese eno gwe oli eyo?
Omukwano gwenzize ngantagirira
Gwodibaze oyiiye awo
Kati ngumyako bambi
Wakiri honey
Nsubizako nti kabe ani
Tolindeka mommy
Onafuya Omutima
Simanyi nabwenakola
Emmere bwenjikoza
Nenemerera okuluma
Eh ontekako akamwenyu baby sikusagisa
Nkwagalira ddala oh, ofumba nojiisa
Love nempomeera Nkwagalira ddala
Bambi nteresa omutima
Wabule ekiri gutagula Nkwagalira ddala
Oh ooo oh ooo! Nkwagalira ddala
Nze ndibeera bwentyo paka
Sirikyusa bambi totya
Ebyandi kuleese amaziga
Byakala byenasooka otema
Love yo yembunya emiwabo
Enkutte enjuze obulago
Era njagala tutte omukago
Mukintu twongeremu ebisoko
Kigumize munange
Nti mubonna walonda nze
Love yo ensingira sente
Engoonza nyo endebeza enkende
Kwegamba mbera awo bwentyo
Nga siva mbirooto
Nina love nyingi fogo
Nyongera no omukwano
Topimira kajiko
Tokodowala kuba gwe nsulo
Eh, leka ebilala mpamu Mukwano
Kwata wano eno
Ndaluka tolowooza nti kyegyo
Nfuwako muliiso
Eh ontekako akamwenyu baby sikusagisa
Nkwagalira ddala oh, ofumba nojiisa
Love nempomeera Nkwagalira ddala
Bambi nteresa omutima
Wabule ekiri gutagula Nkwagalira ddala
Oh ooo oh ooo! Nkwagalira ddala
Instruments
Ayagala otwawula apana
Tuti katungulu na nyanya
Tali tunula walala yagana
Ozanya namuliro osaga
Ffe love ka tugirye nga tenawola
Tubalekerewo bukunkumuka
Nkyakwagala nyo tebanaloba
Kumusana nebweriba nkuba
Ono ankekemya nobukokol
Ansisiriza ko akazigol
Yamaguza nga zontol
Nanfananya nga gentle
Sweet potatol, mangol, my tomatol, bongol
Yanteredde bwongol yamulisiza candle
Hee! Wabula ntamye today
Omukwano guleete eno
Love entebye omutwe
Yeyeyeee eh eh
Bambi mwenya ndabe
Omukwano guleete eno mugende mwetuge
Yeyeye eh eh eh eh(repeat)

David Lutalo Singles