Mu musaayi wajjula mu musaayi
Kankwesibeko nga kitooke na kyayi
Mu musaayi wanzijula mu musaayi
Nze onfunyaafunya nga ki musibattaayi
You got me falling
You got me for falling for you
Uuh you got me falling
Following you boy
You got me falling
You got me for falling for you
Hmm you got me falling
Following you ooh baby
With you my honey pie
I don’t know where to start
And finish with love
Mutima osibye kandooya
Eno ewange ondeseemu mboyaana
Omukwano kati nina
Buli dose gye nina okuwanga
Minzaani eyo kw’ompima
Nandiba nze nzitowamu ogisinga
Mu musaayi wajjula mu musaayi
Kankwesibeko nga kitooke na kyayi
Mu musaayi wanzijula mu musaayi
Nze onfunyaafunya nga ki musibattaayi
You got me falling
You got me for falling for you
Uuh you got me falling
Following you boy
You got me falling
You got me for falling for you
Hmm you got me falling
Following you ooh baby
Neewaddeyo okukuumanga
Nga bw’oŋŋamba nga numba
Ntalo zo nina ozirwananga
Nga kibanda nga nsamba
Nange nina okukuumanga
Nga bw’oŋŋamba nga numba
Ntalo zo nina ozirwana
Nga gw’okuba tomanyi na kibanda
Mu musaayi wajjula mu musaayi eeh
Kankwesibeko nga kitooke na kyayi eeh
Mu musaayi wanzijula mu musaayi
Nze onfunyaafunya nga ki musibattaayi