(Verse 1)
\n
Akawewo kanyuma
Ng\'oliwano nange
Ng\'enkuba etonya
Ng\'emukono giyitayita
Ngagi gwenzingako
Ng\'empewo ekunta
Olina wotuka
\n
(Pre-Chorus)
\n
Ngoli warm and golden
Oooh like a micro oven
Ngekifananyi mu 4k
Ka temperature keko ggwe
Mbobeza nga matooke
You know I like it toxic
Njasayasa ng\'olwazi
Kazanyo cinema classic
\n
(Chorus)
\n
Kano ka weather for 2
Weather for 2 ye!
Kubilayo akawala
Kangambe ggwe akimala, nawe
This is a weather 4 2
Weather 4 2 ye!
Kubira oli abimala
Mugambe gwe abimala, nawe
\n
(Verse 2)
\n
Last time ggwe waninza
Mu bi curtain nze nga ningiza
Wanimba nti traffic officer
Akukute ate nga wali ne Kaweesa
Kyali kirooto kya ntisa
Ekyadetera okuyita Melisa
Nansirisa wenali nfesa, eeh
\n
(Pre-Chorus)
\n
Yali warm and gold
Ooh like a micro oven
Ngekifananyi mu 4k
Ka temperature keko ggwe
Mbobeza nga matooke
You know I like it toxic
Njasayasa ng\'olwazi
Kazanyo cinema classic
\n
(Chorus)
\n
Kano ka weather for 2
Weather for 2 ye!
Kubilayo akawala
Kangambe ggwe akimala, nawe
This is a weather 4 2
Weather 4 2 ye!
Kubira oli abimala
Mugambe gwe abimala, nawe
\n
(Outro)
\n
In this weather 4 2
Don\'t delay
Ka temperature keko ggwe
Weather for 2 ye!
Swangz Avenue Music
Weather for 2 ye!