(Intro)
Osaana mu magazine
Koona, Enki
One Blessing made it
(Verse 1)
Wabula batenda basheshe kunyirira
Omuganda nga yayambadde oyaka
Omutwala mu beŋŋanda ne mutuula
Buli omu nakkiriza nti mata
Ggwe laba bw'onyumidde mu kakaaya
Ng'oli wa njawulo ku balala
Baali bannema lwa nyambala
Ng'ekyabantamya kuwewuuka
(Pre-Chorus)
Ggwe obeera wa beeyi bw'oyambala
Mpulira nkwagala
Amaaso go gakugamba mataala
(Chorus)
Obwo obulungi asaana magazine
Ku trendinga na ku chillinga
Osaana vacation
Ku enjoyinga na ku chillinga
Ago amaaso osaana magazine
Ku trendinga na ku chillinga
Ogwaana vacation
(Verse 2)
Munange ononsonyiwa nga nkuwaninza
Bwe nkulaba ng'oseka bwotyo ompalabula
Era nabookinze ne flight
Tubeere omwo twenywere champagne
Ate osaana ku kweeka mu gate
Bagitekeko fence ssi kweyo colour ya face
(Pre-Chorus)
Ggwe obeera wa beeyi bw'oyambala
Mpulira nkwagala
Amaaso go gakugamba mataala
(Chorus)
Obwo obulungi asaana magazine
Ku trendinga na ku chillinga
Osaana vacation
Ku enjoyinga na ku chillinga
Ago amaaso osaana magazine
Ku trendinga na ku chillinga
Ogwaana vacation
Ku trendinga na ku chillinga
(Bridge)
Ggwe laba bw'onyumidde mu kakaaya
Ng'oli wa njawulo ku balala
Baali bannema lwa nyambala
Ng'ekyabantamya kuwewuuka
Wabula batenda basheshe kunyirira
Omuganda nga yayambadde oyaka
Omutwala mu beŋŋanda ne mutuula
Buli omu nakkiriza nti mata
Era nabookinze ne flight
Tubeere omwo twenywere champagne
(Outro)
Obwo obulungi asaana magazine
Ku trendinga na ku chillinga
Osaana vacation
Ku enjoyinga na ku chillinga
Endorse Music