Yo, olwaleero nsazeewo njogere
Y’ono eyanzigya ku njegere (yeah)
Y’ono atalinva ku lusegere (oh)
Muzirakisa eyamponya abafere (ah)
She’s just a brown skill girl ssi mucootala
She deh on my mind andi ku bwongo yeetala
Ono anyumira buli kagoye ke yeesala
Njagala mmutwaleko ku kazinga e Kalangala
Born to love you nazaalibwa kukwagala
Mad over you I know you know
Nze kuva buto nkulinako crush (yeah)
Mad over you I know you know
Nnyumirwa, sitoma (eh)
With you mmalako sikoma (baby)
Settle down, nkulina (eh)
Let me show you love etakoma
Gyal, gyal leero nkyogedde
Gyal, yeggwe official bae
Yeah, yeggwe awangudde
Ah go love you night and day
Yeah, nzenna nkwewadde
Yeah, yeggwe official bae
Yeah, leero nkyogedde (yeah)
Oh baby come closer, cheza
W’okutte nyweza, tonta
We belong together
Eeh, nkyogera nkitegeeza
Nti ndibeerawo forever
Mu mpewo ndikuwa essweta
Nze onsingira zaabu ne ffeeza gyal, yeah
You set my soul on fire yeah (baby)
Teri alikunkyaya-ya (baby)
Your body girl fire yeah
You set my soul on fire
Your body girl fire
Nnyumirwa, sitoma (eh)
With you mmalako sikoma (baby)
Settle down, nkulina (eh)
Let me show you love etakoma
Gyal, gyal leero nkyogedde
Gyal, yeggwe official bae
Yeah, yeggwe awangudde
Ah go love you night and day
Yeah, nzenna nkwewadde
Yeah, yeggwe official bae (oooh)
Yeah, leero nkyogedde (aaah)
Love yo ewooma nga life (life)
Life ewooma olina wife (wife)
Sso kye nkusaba fuuka wife
Olwo nze naawe tunyumirwe life
Gyal, you make me complete
Couple yaffe ŋŋumu nga concrete
Gyal, you make me complete
Couple yaffe ŋŋumu nga concrete
Omukwano gwo nina ttomooni
Nze nkuloota oyambadde apron
Mu kiyungu ng’onfumbira kkulooni, yeah
You set my soul on fire yeah
Teri alikunkyaya-ya (baby)
Your body girl fire yeah (baby)
Your body girl fire
Nnyumirwa, sitoma (eh)
With you mmalako sikoma (baby)
Settle down, nkulina (eh)
Let me show you love etakoma
Gyal, leero nkyogedde
Gyal, yeggwe official bae
Yeah, yeggwe awangudde
Ah go love you night and day
Yeah, nzenna nkwewadde
Yeah, yeggwe official bae (oooh)
Yeah, leero nkyogedde (aaah)