0:00
3:02
Now playing: Kachima

Kachima Lyrics by Fik Fameica ft. wembley


Eh eh!
Abaana bemoola!
Fresh Bwoy
Biwato byenyoola
Yeah
A Fik Fameica mu kakima ne Wembley
Artin kuba tuzine ng'abawendule

Zzina ng'akakima, kakima (yeah)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (Wembley)
Kakima (yeah)
Kakima, mazzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, mazzina g'akakima

Zinamu balumye totya balogo
Amagulu malamu bulungi tojja ggwa kigwo (totya)
Zinira wonna ne mu kiyigo
Mazina mapya zino style ziva Chicago (tobimanyi)
Wembley n'amazina mwatta mukago
Lwaki nedda magumba malamu tekuli kamogo (nkulaba)
Tukwatire wamu ng'abalya muwogo
Tebafuna mukisa guno abali e Mulago
Kuzina buzinyi teri kuba nnago
Kakima dance Wembley everywhere you go
Mukama weebale tubuusa mitego
Baby girl, tujooge amaswaga gange ngeewulira
Ekija ninamu ekyenge twegulira (ninamu)
Amaka nina lubiri nze neggulira (tondaba)
Obwedda bye weezinya binnyumira
Ab'ennugu, temutulaajanira (temugeza)

Kano akazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe (Wembley)
Kazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akoppe

Zzina ng'akakima, kakima (yeah)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (Wembley)
Kakima (yeah)
Kakima, mazzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, mazzina g'akakima

Ono takamanyi
Nkuyigirize?
Bwetuti (oh ooh)
Yeah yeah
Kugulu mu bbanga emikono tugifunya
Osobola okukazina ewaka yadde oli bukunya
Mikwano gyo gigenda tandika okukweyuna
Anti kano bwokazina ne bw'otuuyana towunya
Tukazina kirindi wadde mu takisi
Tetuwunya bigere twambale sitokisi
Akiwakana, buuza Tip ne Dax (maswaga)
Akazina obulungi mwongera marks
Kanteekeko obuwaani netegereze
Embaga ya nkya era nonye emperekeze
Kikajjo kya goowa mp'eno nsolobeze mp'eno)
Wulira obuwoomi mu ssupu gwe mmize
Ŋŋenda kuloopa ewa mummy onjigiriza emize
Oneelabizza n'akazina ke mbadde ngize
Gye wakulira tewaaliyo basamize
Sikulimba mwana bambi bandikuloze

Kano akazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe
Kazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akoppe

Zzina ng'akakima, kakima (yeah)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (Wembley)
Kakima (yeah)
Kakima, mazzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, mazzina g'akakima

Kanyonyi kange gy'oli cce
Bw'owulira nkuyita ng'ojja
Tugazina tukongojja
Fenna wamu balangira n'abambejja
Azina obubi towona kasengejja
Mundeke nzirye ne bwe ngejja
Seeyeeya nga kitengejja
Ayagala okuzina oyo mumugambe karibu
Ennyama toligirya ng'olina maribu
Buli omu azina ne bw'aba Seeka alina masulubu
Abanyarwanda baakayiga
Baganda baakayiga
Basoga baakayiga
Yeah! Wabaaki atayiga?

Kano akazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe (Wembley)
Kazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akoppe

Zzina ng'akakima, kakima (yeah)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (Wembley)
Kakima (yeah)
Kakima, mazzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima (nyenya)
Kakima, mazzina g'akakima

Zzina ng'akakima, kakima (yeah)
Kakima, tuzina g'akakima
Zzina ng'akakima
Kakima (yeah)
Kakima, mazzina g'akakima
Zzina ng'akakima
Kakima
Kakima, tuzina g'akakima (Wembly)
Zzina ng'akakima (koona)
Kakima
Kakima, mazzina g'akakima (nyenya)
The return of Bruce Lee
A Karma Ivien
Tutu Lee