VERSE 1
OH Kale singa nali silina bbuba
Nemba ng\'ebisolo nga silin\'ankaabya
Eh, nga bwenkulaba nomulala Kiba tekinnuma
Nebwogend\'ebunaayila nakyo tekinnuma
Nay\'eno love etuuse nokunkaabya
Nebwobul\'olunak\'emmere ndya nnuma
Nsubiza nti toli ndekelela [nsuubiza]
Nsubiza nti tolinjabulila [nsuubiza]
\n
CHORUS
Ngamba nt\'ojagala tolinaayomulala
Ngamba nti ndiwuwo, tolinaayo mulala
Noluusi nkusibwa nay\'okwatula nekunnema
Ngamba nt\'onjagala tolinaayo mulala x2
\n
VERSE 2
Obugambo bwewangambanga kululi bwansikiliza
Nze nali nakalub\'omutima naye beauty yo yanjuzaayuza
Kat\'onzinya njabala mpulila baby njagala
Amaaso nga nkanula
Njabala njabala
Mpulila njagala njagala