Tuli luno
Tuli luno
Obwavu obwavu
Efuse engombo yawano nayeee
Eliyo abagiyita olufumo
Abaana bagaya ssente
Gwe mwana gwe nolozolera ooh
Muzirye byansi byakuleke mulya zamwe
Eyo obasanga kusimi
Bebuza tuziriride ludawa oh
Namwanje mwekoze ebintu oh
Mmmh gwe okaaba za rent eno abaana babala
Gwe okaaba za fees amabala gajudde
Wabula mwafuna ennusu
Kino kye kyasa kyamwe
\n
Muli luno abakoowu banange (Tuli luno)
Kinno kye kyaasa ky\'abaana abalya ssente (Tuli luno)
Abambala obuteteeyi obwebitundu (Tuli luno)
Ohhh yesu n\'amala akomawo banange (Tuli luno)
Abasanga atya mu bugoye obwa half (Tuli luno)
Kale muli luno abakoowu banange (Tuli luno)
\n
Ku weekend kisuka
Ssente baba na mpya ate baba na bukadde
Muzijjawa baganda bange nange nkere eyo
Mmm njige eby\'okujoga
Olwo nange njoge
Ndabe kuba bu browse obimpi
Empale ez\'ebitulo zemwambala
Eeh mpozi emyaka jange tejinyumirayo eyo
\n
Muli luno abakoowu banange (Tuli luno)
Kinno kye kyaasa ky\'abaana abalya ssente (Tuli luno)
Abambala obuteteeyi obwebitundu (Tuli luno)
Ohhh yesu n\'amala akomawo banange (Tuli luno)
Abasanga atya mu bugoye obwa half (Tuli luno)
Kale muli luno abakoowu banange (Tuli luno)
\n
Producer Jonah
\n
Nze natambulako ekiro
Mubisera by\'obwavu obungi
Kyenalaba mwana watu kwenakomya amaaso
Ba guy babbala n\'ebyaana
Gwe wamma nolaba ennusu
Olumu n\'oziyita ebicupuli mmh
Eeee balina eŋŋombo yabwe
Eri ekukwasa n\'enugu
Nti okulya ssente sikulya mwaana, ebyenkya byankya
\n
Aah muli ba nsimbi zamwe
Mwerira nsimbi zamwe mwe eh
Okulya ssente sikulya mwana, ebyenkya byankya
Aah mwekolera money zamwe
Mwerira money zamwe mwe oohh