Ebirooto bingi by′osubira, okuva eri omwagalwa
Ebirungi n'omuwa ng′omanyi, otuse eri omuntu wo
Kateteyi n'omuwa, kagato akalungi ako n'ogula
Mu mpewo gwe n′ogumya, mu mubuyaga omungi gwe n′otoba
Naye, mu kasana akwekweka, mu mazima ddala bambi akwesamba
Lwa mbeera, ogamba teyakulina m'mutima
Lwa mbeera, omutima aguwadde omulala
Lwa mbeera, ah yi ya yi akukubye amabega
Lwa mbeera, lwa mbeera ah yi ya yi (hey yeah yi ih)
Bali bangi naye, ebirowoozo bye yabiwa gwe
She didn′t know (oh oh oh)
Nti one day olikyuka, mummy
Asiiba mu maziga, agamba singa, singa
Kuba, buli bwoda n'okuba
Yiyi, gwe ka maama n′olumya ih
Asiiba ku mwagwa, agamba leero mpoye
Ky'ova olaba (hey yeah oh)
Ayi, ayi, lwa mbeera (lwa mbeera)
Lwa mbeera, ogamba teyakulina m′mutima
Lwa mbeera, omutima aguwadde omulala
Lwa mbeera, ah yi ya yi akukubye amabega
Lwa mbeera, lwa mbeera ah yi ya yi
Oh oh ooh
Kati oli ne bali oli musanyu
Ye akwagala ali mu naku
N'omunyo yewola, uh ah ka maama ye
Gwe oli ku bikoko, oli ku bi beer, ayi ayi
Hey yeah-yeah, obawa bo mukene ah uh yeah
Kati laba opepeya n'abali mukazi wo omulungi, omulese ne ndaali
Lwaki, tagende ne bali
Olwokuba ebigambo ebyo azunza ne Jackie laba laba yeah
Lwa mbeera, ogamba teyakulina m′mutima
Lwa mbeera, omutima aguwadde omulala
Lwa mbeera, ah yi ya yi akukubye amabega
Lwa mbeera, lwa mbeera ah yi ya yi (hey yeah yi ih)
Gwe fuuba n′otoba, n'ofumba eby′amaka bwebiba (eby'amaka bwebiba)
Gwe fuuba n′otoba, eno ensi ebirungi bya mu maaso (gwe Crouch bagambe)
Gwe fuuba n'otoba, n′ofumba eby'amaka bwebiba (Edmond babulire)
Gwe fuuba n'otoba, eno ensi ebirungi bya mu maaso (byo, bwebiba)
Abaana, bagumira ku gwe yi, yi ih mummy
Gwe fuuba n′otoba, n′ofumba eby'amaka bwebiba (bwebiba mummy bwebiba)
Gwe fuuba n′otoba, eno ensi ebirungi bya mu maaso (bya mu maaso dear)
Hey
Eh eh
A Geosteady yeah