(Intro)
\n
Waguan
Love yo enfudde munkuseere
Love nyingi tikka lorry eeh
Ndi wuwo bae twaala kyere
Twaala kyere, iiyaah (Bassboi)
\n
(Verse 1)
\n
Kisuse munange nanonya nabulwa akwenkana
Omulungi ewange wagule
Yingira totawana ku konkona
Ate wesiimye ndi mu packaginge
Ndi wakuwa love eri e mixinge
Ggwe ŋŋenda bikukola obooge
Kola gwa kulya nze kanfumbe
Nasiima ggwe bali ka mboole
Bwe ntunula ku ggwe olondoole
Baby let’s make a good love story
Njiika love nyingi jja oyoole
\n
(Chorus)
\n
Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala)
Ku ggwe nebwegaliba maje nja ku gewala (nja ku gewala)
Aaah aaah
Love you yakula newola (yakula newola)
Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala)
Love nga nene nyo (nene nene nene nyo)
Mutima toguyuza nga nene nyo (nene nene nene nyo)
Nene nga nene nene (nene nene nene nyo)
\n
(Verse 2)
\n
Ggwe oli artificially made
Toli weka nondeka am dead
Nze onva ku bugere paka ku head
Baby lets wed, aah
Bw’onkwatako oti oba onzita, eh
Bw’ontunulira oti oba ompita, ah
Nze ggwe obulungi bwo mbutya
Ggwe tolwayo neluma enkuta
Omukwano gwo bwaguuga
Love yo mbedde mbedde mbedde
Kyetulina tekirina kuyuuga
We’re supposed to be dede dede dede
\n
(Chorus)
\n
Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala)
Ku ggwe nebwegaliba maje nja ku gewala (nja ku gewala)
Aaah aaah
Love you yakula newola (yakula newola)
Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala)
Love nga nene nyo (nene nene nene nyo)
Mutima toguyuza nga nene nyo (nene nene nene nyo)
Nene nga nene nene (nene nene nene nyo)
\n
(Bridge)
\n
Kisuse munange nanonya nabulwa akwenkana
Omulungi ewange wagule
Yingira totawana ku konkona
Ate wesiimye ndi mu packaginge
Ndi wakuwa love eri e mixinge
Ggwe ŋŋenda bikukola obooge
Kola gwa kulya nze kanfumbe
Nasiima ggwe bali ka mboole
Ggwe tolwayo neluma enkuta
Omukwano gwo bwaguuga
Love yo mbedde mbedde mbedde
Kyetulina tekirina kuyuuga
We’re supposed to be dede dede dede
\n
(Chorus)
\n
Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala)
Ku ggwe nebwegaliba maje nja ku gewala (nja ku gewala)
Aaah aaah
Love you yakula newola (yakula newola)
Oli muzibu wa kwewala (wa kwewala)
Love nga nene nyo (nene nene nene nyo)
Mutima toguyuza nga nene nyo (nene nene nene nyo)
Nene nga nene nene (nene nene nene nyo)