0:00
3:02
Now playing: Byagana

Byagana Lyrics by Radio & Weasel ft. Ziza Bafana

Radio Weasel Manizo ne Ziza Bafana
We run did We run dis down
Radio Weasel Manizo ne Ziza Bafana
Like fire Like fire

\n

Mhh, Nkyakwagala nyo wade nga wangaana (Nsula nkwesunga)
Nasigala nkulowooza wadde nga byagaana (Nsiiba nebuuza)
Mhh Nkyakwagala nyo wade nga wangaana (Omutima gwewuuba)
Nasigala nkulowooza wade nga byagaana (Kyovo\'laba nakogga)
Byagaana (Siiva nawo)
Byagaana (Nkulowooza nako)
Byajjema (Nkulowooza nako)
Nze wangaana (Wampima nako)

\n

Wangaana nolondaw’omulala
Eyakutwaala yakuja wewali obeera
Bakubibiita nyo kati ebintu yabichuusa
Bakusanga muzi benzi wenyoola
Wena oneka neka mukalina ye muyenga
Nze wansuula kyaliiwo yandy’ennamba

\n

Eeh Naye sigwangamu suubi..iii
Kuba nkimanyi olina wooli..iii

\n

Mhh, Nkyakwagala nyo wade nga wangaana (Nsula nkwesunga)
Nasigala nkulowooza wadde nga byagaana (Nsiiba nebuuza)
Mhh Nkyakwagala nyo wade nga wangaana (Omutima gwewuuba)
Nasigala nkulowooza wade nga byagaana (Kyovo\'laba nakogga)
Byagaana (Siiva nawo)
Byagaana (Nkulowooza nako)
Byajjema (Nkulowooza nako)
Nze wangaana (Wampima nako)

\n

Eno gyempita yita 
Banjogerako mbuno byankuba
Nze wankuba wansuna zi messege mama waginkubya.
Emabega omutima mwana wattu nze wazimenya
Kuba buli lukya ndowooza gwe abalala nga mbepenna
Nze’yali kabedo omubiri nakogga
Bwendowooza kwebyo mukama katonda bweyakubajja
Embajjo zebakkolamu nebwezigejja
Mukama katonda yamanyi naye nyabo nsula nkulojja
Baby woleeta lennya
You don\'t mess up auto me benja
Maama omutima guntujja
Omusajja nagejja enkejje ebigere nensiita
Nkulotako amaanyi nenviimba
Ndowooza kw’akubeba ebissulo ebirala nensiiba
Numba numba numba
Baby Ntaasa ntaasa ntaasa
Coz I love you

\n

Mhh, Nkyakwagala nyo wade nga wangaana (Nsula nkwesunga)
Nasigala nkulowooza wadde nga byagaana (Nsiiba nebuuza)
Mhh Nkyakwagala nyo wade nga wangaana (Omutima gwewuuba)
Nasigala nkulowooza wade nga byagaana (Kyovo\'laba nakogga)
Byagaana (Siiva nawo)
Byagaana (Nkulowooza nako)
Byajjema (Nkulowooza nako)
Nze wangaana (Wampima nako)

\n

Olyeeyo wemoola
Nze ndyeeno wangaana
Nalinno nkwesunga kati omutima gwechanga
Onsattiza busattiza gwe lwaaki wefuula
Eno gyensula empewo nyingi newumba
What u done to me gal let me lie to u
When you lie to me gal they’ll lie to you
When they fight you gal i’ll fight for you
Kuluno nno nfiirawo
You ma womano come gimme di fire
Come gimme di fire come gimme d fire
You di criminal come gimme di water
Come gimme di water come gimme di water
Your ma womano come gimme di fire
Come gimme di fire come gimme di fire
You di criminal come gimme di water
Water water water Water water ... Yeah!