Am craving your love
Green Daddy
Your love
Njagala onsaleko and give it to me
\n
Am craving your love
Mesh pan
Your love
Njagala onsaleko and give it to me
Hey sekret
\n
Nsaba wesige nze
Elinya lyo ndiwandike kumwezi
Nkuwandike nkutimbe mubanga
Buli omu wakulabira
Naye gwe tolaba nti wo wo wo
Bwondekawo sibesiga abo
Abantu joyita eyo
Banji balina emipango
You are my Rihanna
And I\'m your Cristiano
Ella tebada awo nebatubalila essawa
\n
Ffe tuli Balongo
Mumyoyo emitima batuzala jekute
Batuzala jekute
Batuzala jekute
Nebwegaba mayengo sigatya
Kasta tubanga twekute
Kasta tubanga twekute
\n
Olina wewakwata
Olina wewatuka
Binji bye wachusa
Nondalula
\n
Mukwano ojanga nenkuwamu
Ojanga nenkuwamu
Mukwano ojanga nenkuwamu
Ojanga nenkuwamu
\n
Mukwano gwe manya buli lwenkulabako
Byona byenkola nga mbilekawo
Abasoka byebakolako wabimenyawo
Onkubisa masanyalaze girl you better know
\n
Ffe tuli Balongo
Mumyoyo emitima batuzala jekute
Batuzala jekute
Batuzala jekute
Nebwegaba mayengo sigatya
Kasta tubanga twekute
Kasta tubanga twekute
\n
Ella ndi namu process
Nja kukuwa service za prophecy
Nakoze ne ka budget
Nonya which Saturday is closest
\n
Am craving your love
Your love
Njagala onsaleko and give it to me
Give it to me
\n
Ffe tuli Balongo
Mumyoyo emitima batuzala jekute
Batuzala jekute
Batuzala jekute
Nebwegaba mayengo sigatya
Kasta tubanga twekute
Kasta tubanga twekute
\n
I love you by my side
You are my angle my live
Oooh give me paradise
Gwe no masanyu goleeta