Oh oh oh! Chemically nicer
Oh oh oh! Ntale, aya bassi
\n
Abafere b\'omukwano bali bangi
Nga ela nabaleka nga mbela busy
Naye okuva lwe nakulaba juzzi
Ehh! nafuka easy
Nali ndowoza byakusaga nenemererwa, yeah eh!
Dice okuba mikaga tolemererwa, okay my baibe
Uh obuuso bwontunuliza lekera
Obugambo bwoyogera nenyumirwa
Obufananyi waka eyo nembukuba ... nga
Nga ondi mu kifuba
\n
Gwe bikula ebbaluwa
Omukwano tegumenya mugongo
Gwe bikula ebbaluwa
Ebbaluwa ebbaluwa ebbaluwa, yeah!
Sumulula ebbaluwa
Ondi eno wagulu ku bwongo
Sumulula ebbaluwa
Ebbaluwa ebbaluwa ebbaluwa
\n
Njagala onjagaale
Nkukyaye n\'abalala ... abawala
Abaali banzalaye
Nafunye ono boy ... anyirila
\n
You\'re so beautiful
Obu kiss kiss bwo baby
Gwe bwompa kiro misana daily
Nkubye kubuuza ko baby
Hello bestie, halo my baby
\n
Gwe wotali buli kimu kiba tekinyuma
N\'obuyimba bw\'omukwano ela buba tebunyuma
Njagala okimanye yegwe weka gwenina ela, ah!
Balala boona banema
\n
Gwe bikula ebbaluwa
Omukwano tegumenya mugongo
Gwe bikula ebbaluwa
Ebbaluwa ebbaluwa ebbaluwa
Sumulula ebbaluwa
Ondi eno wagulu ku bwongo
Sumulula ebbaluwa
Ebbaluwa ebbaluwa ebbaluwa
\n
Abafere b\'omukwano bali bangi
Nga ela nabaleka nga mbela busy
Naye okuva lwe nakulaba juzzi
Hmm... nafuka easy
\n
Obu kiss kiss bwo baby
Gwe bwompa kiro misana daily
Nkubye kubuuza ko baby
Hello bestie, halo my baby
\n
Obuuso bwontunuliza lekera
Obugambo bwoyogera nenyumirwa
Obufananyi ewaka eyo nembukuba ... nga
Nga nkuli mu kifuba
\n
Gwe bikula ebbaluwa
Omukwano tegumenya mugongo
Gwe bikula ebbaluwa
Ebbaluwa ebbaluwa ebbaluwa
Sumulula ebbaluwa
Ondi eno wagulu ku bwongo
Sumulula ebbaluwa
Ebbaluwa ebbaluwa ebbaluwa