Me love you
Me never had you before
Me never seen you sikulabanga
Baby hold me
Baby hold me today
Nkusene nyweko
Tuzzi twa nayikondo
Gimme just a little time
A little time with you
Before you take me tonight
A little time with you
Ah gimme just a little time
Little time with you
Before you take me tonight
A little time with you, you, you, you
Gano amaaso gakumissinga
Bwe gakulaba ebirooto ng’obisealinga
Bwe nkukubira oreceivinga
Buli lwe nkulabako kuba kulockinga
Mba ku kasimuko nkubeepinga
Omukwano gulemerako teri agaana
Ne pie-chart tuzishadinga
Olunaku lwe nkulabako kuba kujaagaana
I miss your love
Oh I wish it could rain
I miss your love
Baby you are mine today, eh
Yimbula, yimbula
Yimbula laavu yo yimbu
Yimbula, yimbula
Yimbula laavu yo yimbula
Sengeka, sengeka
Sengeka laavu yo sengeka
Sengeka, sengeka
Sengeka omukwano gwo sengeka
Me love you
Me never had you before
Me never seen you sikulabanga
Baby hold me
Baby hold me today
Nkusene nyweko
Tuzzi twa nayikondo
Era nkwenyumirizaamu
Oli kaweke nkumira bw’omu
Baby, oli kibunoomu
Bwe mba nkulabye nkumira bw’omu
Nalinnye mu bunnya
Nze nemedde mu bunnya
Omukwano gumbonyaabonya
Gufuuse omusujja
Ennyonta n’ennumaaluma
Wafuuka kya kunywa
Enjala n’ennumaaluma
Wafuuka kya kulya
Nina ekibuuzo
Mu laavu yo mulimu ki omwo?
Onfugira ku Namulondo yo, baby
Mazima mulimu ki omwo?
Otudde ku Namulondo yo, baby
Yimbula
Yimbula
Yimbula
Sengeka gwe
Sengeka gwe
Bwe sikuwaanako dear kuba kunyooma
Kuba omukwano gwo muzzaŋanda
Nakubye n’akatabo ngaKa mpapula lwenda
Akalimu amannya agakuwaana
Me love you
Me never had you before
Me never seen you sikulabanga
Baby hold me
Baby hold me today
Nkusene nyweko
Tuzzi twa nayikondo
Gimme just a little time
A little time with y
Before you take me tonight
A little time with you
Gimme just a little time
A little time with you
Before you take me tonight
A little time with you, you, you