Teacher, Seven Star
Jowy Landa
The teacher
Eno beats, TNS
\n
Nkuvugira mapeesa mubidongo
Waliwo bali abatugude akalambo
Bikolwa webiba bye biwoomya akatunda
Nkakamulira kwabo abafuna mu akatengo
\n
Nga bwomanyi nti nolwolumu tukalubamu
Bano abalabe ewaffe nawe tubamenyamu aha!
N\'amazina tubazinya gamu
Twafisa work mu class batukopamu
\n
Twabamalayo abatumalayo
Kwolwo abatunyaga twabamalayo
Bakirabako abatulagamu
Naffe abatunyaga twabamalamu, pa-ba-ba!
\n
Bazikubye tuzikubye bazikubye
Enyimba z\'omukwano nakavimbo bazikubye
Tubikoze batulabye tubikoze
Kati tutandise kusanyusa balabe
Batuzinya tubazinya batuzinya
Munyimba z\'omukwano tubazinisa amazina
Tubikoze batulabye tubikoze
Kati tutandise kusanyusa balabe
\n
Kati tukole ki? Baby tukole ki?
Baleke basigale kubibadewo
Tulage ki ekipya tulage ki?
Kale tugende tweyagalire mubutiko
Kati tukole ki? Baby tukole ki?
Baleke basigale kubibadewo
Tulage ki ekipya tulage ki?
Kale tugende tweyagalire mubutiko
\n
Kaliso liso maama, maama
Asombera abaduyi, abaduyi
Obulidewa kazeyi, kazeyi
Oje nkulage ekitufu, ekitufu
\n
Eehh! Waliwo baano bebanengeza
Bebamu abalabe abanengeza
Ne mubukunya batulingiza
Okutupima obutto mbu eno mbakulengeza
\n
Bazikubye tuzikubye bazikubye
Enyimba z\'omukwano nakavimbo bazikubye
Tubikoze batulabye tubikoze
Kati tutandise kusanyusa balabe
Batuzinya tubazinya batuzinya
Munyimba z\'omukwano tubazinisa amazina
Tubikoze batulabye tubikoze
Kati tutandise kusanyusa balabe
\n
Nga bwomanyi nti nolwolumu tukalubamu
Bano abalabe ewaffe nawe tubamenyamu aha!
N\'amazina tubazinya gamu
Twafisa work mu class batukopamu
\n
Waano tulina enkola bwekola
Tutambuza engato n\'engoye Entebbe
Bali kubala batwekanya mirror
Ziba kuffe ki kyetwakola ekubbo
\n
Tulobya badduyi tubakubya reverse
Babe bazeyi tubazinya bu dance
Onzisa romance nkutumira bi kiss
Nkuwubya bugalo awo gatako ne hug pa-ba-ba!
\n
Bazikubye tuzikubye bazikubye
Enyimba z\'omukwano nakavimbo bazikubye
Tubikoze batulabye tubikoze
Kati tutandise kusanyusa balabe
Batuzinya tubazinya batuzinya
Munyimba z\'omukwano tubazinisa amazina
Tubikoze batulabye tubikoze
Kati tutandise kusanyusa balabe
\n
Teacher, the teacher.