Jangu Yesu jangu
Tuula munda yange
Neewaayo gyoli Omutonzi wange
Jangu ofuge mu nze
Bulamu bwange, mbuwa gwe Yesu
Omwoyo gwange, nagwo gugwo
Gw’alina obuyinza ndi mu kiwonvu eky’okufa
Jangu ofuge mu nze
Jangu Yesu jangu (jangu, jangu)
Tuula munda yange (tuula)
Jangu Yesu jangu (jangu, jangu)
Tuula ofuge mu nze
Jangu Yesu jangu (jangu ssebo, jangu)
Tuula munda yange (eeh)
Jangu Yesu jangu
Tuula ofuge mu nze
Amaanyi go gannyambe ayi Yesu
Nnongoose byonna ebyasoba
Kuno okuyomba, obusungu n’obukambwe
Bifulume Yesu ofuge
Jangu Yesu jangu (jangu ssebo, jangu ssebo)
Tuula munda yange (jangu ssebo, tuula)
Jangu Yesu jangu (tuula mu nze)
Tuula ofuge mu nze (ofuge ssebo, ofuge ssebo)
Jangu Yesu jangu (ofuge mu nze)
Tuula munda yange (tuula ssebo, ooh oh)
Jangu Yesu jangu (hmmm)
Tuula ofuge mu nze
Ayi Yesu
Obulamu bwange mbuwa mu mikono gyo
Jangu ofuge mu nze
Nzikiriza nti wafa n’ozuukira
Era gwe mwana wa Katonda
Nkwanirizza mu bulamu bwange olwaleero
Ofuge mu nze mu linnya erya Yesu
Ofuge mu bulamu bwange
Ofuge mu mawanga gonna
Ofuge mu kkanisa yonna
Tuula ofuge mu nze
Ofuge mu bulamu bwange
Ofuge mu mawanga gonna
Ofuge mu kkanisa yonna
Tuula ofuge mu nze
Jangu Yesu jangu (jangu ssebo, jangu)
Tuula munda yange (jangu uuh)
Jangu Yesu jangu (jangu ssebo)
Tuula ofuge mu nze (ofuge mu nze)
Jangu Yesu jangu (ofuge eeeh)
Tuula munda yange (ofuge eeh)
Jangu Yesu jangu (oh jangu ssebo)
Tuula ofuge mu nze (ofuge obulamu bwange)
Jangu Yesu jangu (ofuge abaana bange)
Tuula munda yange (ofuge emirimu gyange)
Jangu Yesu jangu (jangu, jangu ssebo)
Tuula ofuge mu nze (eeh jangu)
Jangu Yesu jangu (ooh jangu)
Tuula munda yange (eeh, jangu)
Jangu Yesu jangu (maama jangu ssebo)
Tuula ofuge mu nze
Jangu Yesu jangu
Tuula munda yange
Jangu Yesu jangu
Tuula ofuge mu nze