0:00
3:02
Now playing: Busy Nyo

Busy Nyo Lyrics by Kapa Cat, Sheebah


Long time me no see bad gals like we (what!)
Sheebah remix
Busy ne Kapa Cat (Taf)
Ŋŋamba ya Kaysam ebambula amasaati (yeah)
Tuli busy anti tewali budde
Wadde nga omwaka gukyali ku start
Let

\n

Kambuuze, kambuuze
Lwaki olingiza gye ntudde?
Ddayo ewaka okaabe
Osabe nnyo kye watandika okimale
Because me, nafuuka stress free (Kapa)
Seesiba ku bambowa (long time me no see bad gal like this)
Nze mbanga stress free (freedom)
Sitera kulaba na by’okola
Hmmm, nasigaza kukuma kyoto (fire)
Ankwatako ziba kibooko, aah
Oyo mutalibaani (mumpi)
Kansigaze mujayidiini

\n

Nze ndi busy nnyo (ddala)
Gwe buuza banno (ddala)
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Yeah me big inna di dancehall remind dem deh
Ne kati ndi busy nnyo (ddala)
Gwe buuza banno (ddala)
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Am a big inna di dancehall remind dem dem (what!)

\n

Kiri kitya, kiri kitya, kiri kitya?
Engule nagifuna misana ppereketya
Mukama ye top shutter nzikiriza
Kuba na bino bye nkoona y’anjigiriza
Zannya zzaala
Ekigoma nkisiiga nga bwala
Abagezimu tebakyanfata gwe antabaala
Kikole mu mateeka swala
Tokaluba n’ogayaala
Am so busy
Bwe mba nkuwa ku budde tokitwala easy
Mmanyi we banyiga akapeesa busy
Ebitanyuma saagadde onnyumize
Ndi super busy ndi wa mugaso nnyo

\n

Nze ndi busy nnyo (ddala)
Gwe buuza banno (ddala)
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Am a big inna di dancehall remind dem dem
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Gwe buuza banno (ddala)
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Yeah me big inna di dancehall remind dem deh

\n

Mmamirira, mmamirira
Dancehall mmamirira, mmamirira eh
Mmamirira, mmamirira
Dancehall mmamirira, mmamirira
Champion mmamirira, mmamirira
Dancehall mmamirira, mmamirira
Champion, mmamirira, mmamirira
Let dem fear

\n

Zannya zzaala
Ekigoma nkisiiga nga bwala (Champion Body)
Gwe antabaala
Kikole mu mateeka swala (Karma, Queen Karma)
Am so busy
Bwe mba nkuwa ku budde tokitwala easy
Mmanyi we banyiga akapeesa busy
Ebitanyuma saagadde onnyumize
Ndi super busy ndi wa mugaso nnyo

\n

Nze ndi busy nnyo (ddala)
Gwe buuza banno (ddala)
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Yeah me big inna di dancehall remind dem deh
Ne kati ndi busy nnyo (ddala)
Gwe buuza banno (ddala)
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Am a big inna di dancehall remind dem dem

\n

Nze ndi busy nnyo (ddala)
Gwe buuza banno (ddala)
Nze ndi busy nnyo (ddala)
Yeah me big inna di dancehall remind dem dem dem

\n

Kaysam Production