0:00
3:02
Now playing: Tombuuza

Tombuuza Lyrics by Karitas Kario ft. Acidic Vokoz


Yeah Karitas Kario (Kario)
Yeah
Acidic Vokoz
Big Davie Logic to the world
The Lyrical Boy

\n

Nkedde lwankya olwaleero kankubuulire
Kinsusseeko n\'ebiwundu tebiwona
Hmmm nsalira kale kyennaakola nsasule
Hmmm nandiba nina kyennasobya neenenye ooh
Nkwagala nnyo mpulira
Naakola ntya okkulaba?
Wankuba nnyo wannoza, yeah aah
Wampisaawo wennali nkoma
Nkubuulire seebaka
Wankuba emu n\'ewera ah

\n

Bw\'oba ng\'owulira
Tombuuza, tombuuza
Nti biki byenjogera?
Tombuuza, yeah (ooh)
Nze nange bw\'oba ompulira
Tombuuza, tombuuza
Mbu biki byenjogera?
Tombuuza, my babe
Kimanye neetaaga time

\n

Tokitya ŋŋenda kujja enkya
Gwe ky\'olina ommanya emirimu gimpuuba, ah
Naye ŋŋenda kujja enkya, ninda
Landlord alina z\'abanja
Ne ka pressure ka fees kantwala
Ebyo by\'ebigira bintagaza, ninda
Ah ah naawe guma guma guma
Tonenya mulimu this time no no
Ebintu by\'emirimu bizibu nno bwebangoba
Baby tunaalya wa? (eeh)
Nze ki kyennakola?
Njoya kumeetinga aah, babe
Nze eno ewange sirya
Era ninda, I wanna meet you babe

\n

Bw\'oba ng\'owulira
Tombuuza, tombuuza
Nti biki byenjogera?
Tombuuza, yeah (ooh)
Nze nange bw\'oba ompulira
Tombuuza, tombuuza
Mbu biki byenjogera?
Tombuuza, my babe
Kimanye neetaaga time

\n

Aah ah naawe leka, leka leka
Ebintu by\'omutima this time gumenyeka
Ebintu by\'omutima glass bwegumenyeka
Nnyinza okwekyawakyawa, aah ah
Nze ki kyennaakola?
Eby\'okwekyanganga aah ah, babe
Nze eno ewange sirya
Babe ninda, to meet you babe