0:00
3:02
Now playing: Tetunazina

Tetunazina Lyrics by Karole Kasita ft. Gravity omutujju


Nze mbuuza mwayiyeko
Tetunaginywa
Mwakumyeko
Tetunakuma (maximum to di world now now)
Vibe kyekyo
Mi a di preacher bano bafunye teacher

Uh huh!
Wololololo
Eno vibe walalalala
Woyooo!
Ragga balalala
Mazina sikusaba nogaana

Kyembuuza mwazinyeko
Tetunazina
Ehh Mwebaseko
Tukyaziga
Mwazinyeko
Tetunazina
Tobanga olibirala nga nange ndi birala

Ehh mwazinyeko
Tetunazina
Ehh Mwebaseko
Tukyaziga
Mbuuza mwazinyeko
Tetunazina
Tobanga olibirala nga nange ndi birala, gwe

Njagala ali popular
Ng'ayogera vanacular
Ng'ali delicate kyatika
Ate nga teyaze kumpima

Baby burk it up Baby burk it up
Baby burk it up Baby burk it up

Gwe, you know how me fling it up
Baby lurk it up
Me back it up Baby fling it up
Fling it up Baby back it up
Eh eh
Digi digi digi digi

I say
Banger tozikubye zakwatayo
Omutujju kyona kyewakola kyakwatayo
Gimme di permit nekwatemu
Zigidi jam it jam it jam it jam it

Kyembuuza mwazinyeko
Tetunazina
Ehh Mwebaseko
Tukyaziga
Mwazinyeko
Tetunazina
Tobanga olibirala nga nange ndi birala

Yeah, mwazinyeko
Tetunazina
Ehh Mwebaseko
Tukyaziga
Mbuuza mwazinyeko
Tetunazina
Tobanga olibirala nga nange ndi birala, gwe

Byozinirayo bikolerayo
Byokolerayo bikolerawo
Gy'odigidira ndigidirayo
Tutandikirewo gwe ansalirawo

Njagala tuguzine body to body
Njagala ndabe Barbie ng'azina ne Bobi
Njagala tulabise ku ba people
Nga tubayitako bagamba best couple

Uh huh!
Wololololo
Eno vibe walalalala
Woyooo!
Ragga balalala
Mazina sikusaba nogaana

Wololololo
Eno vibe walalalala Eh eh!
Woyooo!
Ragga balalala
Mazina sikusaba nogaana

Eh, you know how me fling it up
Baby lurk it up
Me back it up Baby fling it up
Fling it up Baby back it up
Eh eh
Digi digi digi digi

Kyembuuza mwazinyeko
Tetunazina
Ehh Mwebaseko
Tukyaziga
Mwazinyeko
Tetunazina
Tobanga olibirala nga nange ndi birala

Yeah it Don
Mwazinyeko
Tetunazina
Ehh Mwebaseko
Tukyaziga
Mbuuza mwazinyeko
Tetunazina
Tobanga olibirala nga nange ndi birala, gwe

Karole Kasita Singles