Eh yeah yeah
Kataleya and Kandle
Theron
Nessim Pan Production
Akaliba akendo okalabira ku mukonda
Ku mukonda yeah
For the least I know abalinga gwe mwenda
Mmwe mwenda eh
Onsaba this love boo
Ng’oyagala ka sample just
You got to take a photo
Weekebere see what you have too
Nga gwe abagezaako
Mbalabyeko nnyo nga babivaako
Ate nga balemerako
Olumuwa chance nga babivaako
Kati tomala budde
Bw’oba ng’onoonya gw’okwabula okagudde
Toba ng’atamidde
Olima lusuku lw’amabidde
Oyagala omutima gwange okwabule
Oba, onkube ekigambo
Mbu love lugendo tutambule
Hmmm, onsanze ndaba
Oyagala omutima gwange okwabule
Ombuzaabuze
Mbu love lugendo tutambule
Naye, onsanze ndaba
Nze nno nno nga si datinga
Ebyo nabivaako
Mwabitulemya ebyo era nze si visitinga
Ate nno nno nga si fakinga
Nze bwe njagala
Njagala omu ati nga si cheatinga
Si bya ŋŋenda n’agenda
Waakiri ŋŋuma ne ninda
Okwagala omulimba
Omutima singa n’agutunda
Kati tomala budde
Bw’oba ng’onoonya kukwabula okigudde baaba
Toba ng’atamidde
Olima lusuku lw’amabidde
Oyagala omutima gwange okwabule
Oba, onkube ekigambo
Mbu love lugendo tutambule
Hmmm, onsanze ndaba
Oyagala omutima gwange okwabule
Ombuzaabuze
Mbu love lugendo tutambule
Naye, onsanze ndaba
Nga gwe abagezaako
Mbalabyeko nnyo nga babivaako
Ate nga balemerako
Olumuwa chance nga babivaako
Kati tomala budde
Bw’oba ng’onoonya gw’okwabula okagudde
Toba ng’atamidde
Olima lusuku lw’amabidde
Oyagala omutima gwange okwabule
Oba, onkube ekigambo
Mbu love lugendo tutambule
Hmmm, onsanze ndaba
Oyagala omutima gwange okwabule
Ombuzaabuze
Mbu love lugendo tutambule
Naye, onsanze ndaba