0:00
3:02
Now playing: Yabikolako

Yabikolako Lyrics by King Fa ft. Akom Lapaisal


(Intro)

\n

Kefra miphrocone kweri?
Action eh, ono Akom Lapaisal
Ye yah mi know, yah see me now
Kefra

\n

(Verse 1)

\n

Bw’oba okimanyi tomatira it is okay
Naye funa ku ddagala omusujja gukke
Mutuziyiza temwagala tutuuke
Muswadde bikyuse bino birala mu
Ndi ka baby yo akatakola ntalo
Era ndaba bulabi ggwe nyabo oba ssebo
Wandiba olaba ndi ku zero
Naye maama wange andaba nga superhero
Bye mpositinga ggwe tobifako
Oba tebinyuma like yo togirekako
Bwemba sikumanyi tonesibako
Kasita okategedde tetukirwako

\n

(Chorus)

\n

Eh, yo
Tetulina gye twalogera
Just Mukama yabikolako (yabikolako)
Bino bye mulaba twanyirira
Kimanye Mukama yabikolako (yabikolako)
Bino bino bye twagejja
Just Mukama yabikolako (yabikolako)
N’olwekyo temutunyigira
Just Mukama yabikolako (yabikolako)

\n

(Verse 2)

\n

Oyo Mungu gwe nsinza
Anjagala esaala zange yazipininga
Newaziraba ta blue tickinga
Ate gwe nsinza yeka sicheatinga
Yo, so far wendi siwabi
Era tonzalawa nga katwe ngalabi
Kuba nayiga kuba kintabuli
Ate tuli b’akabi awakana buza bali
Eh eh
Nga queen Sheebah sipimika
Ebisesa sika ebitasesa siginika
Abangeya mujje mbawujje
Mukowa nnyo bambi temuzirika

\n

(Chorus)

\n

Eh, yo
Tetulina gye twalogera
Just Mukama yabikolako (yabikolako)
Bino bye mulaba twanyirira
Kimanye Mukama yabikolako (yabikolako)
Bino bino bye twagejja
Just Mukama yabikolako (yabikolako)
N’olwekyo temutunyigira
Just Mukama yabikolako (yabikolako)

\n

(Verse 3)

\n

Bw’oba okimanyi tomatira it is okay
Naye funa ku ddagala omusujja gukke
Mutuziyiza temwagala tutuuke
Muswadde bikyuse bino birala mu
Bye mpositinga ggwe tobifako
Oba tebinyuma like yo togirekako
Bwemba sikumanyi tonesibako
Kasita okategedde tetukirwako

\n

(Chorus)

\n

Eh, yo
Tetulina gye twalogera
Just Mukama yabikolako (yabikolako)
Bino bye mulaba twanyirira
Kimanye Mukama yabikolako (yabikolako)
Bino bino bye twagejja
Just Mukama yabikolako (yabikolako)
N’olwekyo temutunyigira
Just Mukama yabikolako (yabikolako)

\n

(Outro)

\n

Eno ŋŋoma ya Kefra
Wo, ŋŋoma ya Kefra
Eh, eno ŋŋoma ya Kefra
Kefra, Kefra, ebigoma obijawa
Wu, hi hi
Ark Records



About the song "Yabikolako"

Yabikolako” is a song written and performed by Ugandan singers King Fa and Akom Lapaisal. The song was produced by Kefra, and released on November 4, 2024.