Okedde kuwandiika message ondaga nga bw’okooye
Oyagala tube ba mukwano luli nga bwe twali, shaa!
Okiyita kyangu ntunuulira mu maaso okiŋŋambe
Topangapanga bi feeling look at me don’t be funny
I wanna be the person you need otandise okunkyawa (eeh eh)
You’re pausing the cue nti nkwesibako ye ng’okedde okwecanga! (eeh eh)
Nze siri chali wo
Am in love with you
Bwoba okimanyi nga tokyanjagala
Don’t force me to be your friend, no
Ekikulu mmwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka
Naye nange neepankamu siri mukwano gwo nze nta, eeh
Nze siri chali wo
Am in love with you
Bwoba okimanyi nga tokyanjagala
Don’t force me to be your friend, no
Ekikulu mmwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka
Naye nange neepankamu siri mukwano gwo nze nta
I know
Buli lw’ogenda eyo otokomoka omugambo
Bestie bestie obestingisa ani nga mu mutima wandwaza?
Ndi mulwadde kyokka onsuddewo
Oyagala mbagambe nti nakukola ki?
Ebigambo by’onjogerako eby’ekito
Mbu enku za Nakakande zannema okutyaba!
Nkulayirira ojja kunzita
Bwoba osaaga kimala
Wakuma gwaki ng’omanyi nti ogenda?
Bwoba ng’obikooye ffenna tubifiirwe my lover