Ye ssebo
Ye ssebo Gerald waffe
\n
Kill it
Yooyo Gerald waffe (Uhh)
Yooyo Gerald waffe (Mmh)
Yooyo Gerald waffe (Uhh)
Yooyo Gerald waffe (Mmh)
\n
Oli banyumiza ki
Nga bwe tukuba temuzina
Ne mukama oli mulimba ki
Mbu gye wakulira teba ndongo
Abazadde tuli balimba ki
Nti ffe wetukola gye tuzina
Ne mu bukadde oli nyumya ki
Nga tewa toloka ku lwa ndongo
Abazadde tuli bawa kaki
Nga ffe we buziba tetwebaka
Ne mukama oli mulimba ki
Nga eyasooka nokola akendo
Eyo mugulu oli bitebya otya
Omuziki bwe buzibu bwo
\n
Uhh, endongo guba mudido
Guba muzigo
Yooyo Gerald waffe
Yooyo Gerald waffe
Yooyo Gerald waffe
Yooyo Gerald waffe
\n
Wabeerayo ba faala
Wabeerayo abe swaaga
Wabeerayo ba baby
Wabeerayo bu sure
Kuba kutumya bottle
Kuba kutumya shisha
Kuba kulinya table
Kuba kukuba party
Kuba kunyweza mpale
Kuba kukubwa boyi
Kuba kuba kuba kuba uh
\n
Ah bad man ah bad man obeera mukago
Nothing fi tell we tubeera biwanvu
Yadde nga sirina osanga nywera ku bottle
There\'s nothing fi we tubeera byaffe
Bakuzinisa amazina ewamwe gotawaabe
Nebakunyweza nebakwata wotaloope
Bino tebabiroopa tebabiwaaba
\n
Yooyo Gerald waffe (Uhh)
Yooyo Gerald waffe (Mmh)
Yooyo Gerald waffe (Uhh)
Yooyo Gerald waffe (Mmh)
\n
Sikuba
Eno tukuba
Yooyo Gerald waffe
\n
Oli banyumiza ki
Nga bwe tukuba temuzina
Ne mukama oli mulimba ki
Mbu gye wakulira teba ndongo
Abazadde tuli balimba ki nti
\n
Wabeerayo ba faala
Wabeerayo abe swaaga
Wabeerayo ba baby
Wabeerayo bu sure
Kuba kuba kuba kuba uh