Hey
Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali
Amata amaka n′entangawuzi ka chai n'amajaani
Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali
Kale nkuba kubamu obufaananyi nze naawe, ku wedding day
Abatwagala abazadde emikwano gyo n′egyange, bonna bazze
Ng'olayira, ng'ogamba abange ebibyo kati byange
Kati onjoininze
Twelabire, betwalaba nga tetunesanga
Twesukkirize, twewaanewaane
Gwe nange tulina obudde
Oba kiro oba during day
In the morning oba evening time
Monday olwokubiri oba Wednesday
Ku Thursday ne ku Friday
Weekend eno nkubuukinze eh eh
Sylivia walusimbi
Mukwano tegugulwa nsimbi (hey yeah eh)