0:00
3:02
Now playing: Munakyalo

Munakyalo Lyrics by Maddox Sematimba


Kinoooo kino
Kino kyendiko sikyangu
Saagala kukulumya bambi
Kale saagala okaabe
Njagala omanye
Okwagalana kwaffe eeeh kuweddewo
Nze ngenda
Nafunayo ey'omulala
Yebeerer'eyo mukyaalo
Oli yantwaala omwoyo
Kangende
neme kkumalira baseera
Mala gansonyiwa
Kasita nkubuulidde ensonga
Ffunayo omubeezi omulala
Nsazeewo kati bambi ngenda
Kangende
neme kkumalira biseera
Let me not waste your time
Kangende
Mbeere n'oyo eyatwaala
omutima gwange
Gwe ate kiyamba kki okuba ffembi
Ng'ate omwoyo bweguluma
Gulumira oli gulumira oyo munakyaalo
Neyagalira oyo njagala oyo omunakyaalo
Ngende
mbeere n'oyo nze
Alina empisa n'ate
Mukkakamu tayagala bayomba
Nze musanira nzekka ohhhhh
N'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo
omunakyaalo
Akwaata kidima ng'ate
Akokya neku bikokyo
Amanyi n'engero esonge
Kangenda
neme kkumalira biseera
Kangende
Mbeere n'oyo eyatwaala
omutima gwange
Gwe ate kiyamba kki okuba ffembi
Ng'ate omwoyo bweguluma
Gulumira oli gulumira oyo munakyaalo
Neyagalira oyo njagala oyo omunakyaalo
Ngende
mbeere n'oyo nze
Alina empisa n'ate
Mukkakamu tayagala bayomba
Nze musanira nzekka ohhhhh
N'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo
omunakyaalo
Akwaata kidima ng'ate
Akokya neku bikokyo
Amanyi n'engero esonge
Kangenda
neme kkumalira biseera
Kangende
Mbeere n'oyo eyatwaala
omutima gwange
Gwe ate kiyamba kki okuba ffembi
Ng'ate omwoyo bweguluma
Gulumira oli gulumira oyo munakyaalo
Neyagalira oyo njagala oyo omunakyaalo