0:00
3:02
Now playing: Kilimanyi

Kilimanyi Lyrics by Martha Mukisa


Owe si- oh owe sisaaga owe owe owe owe

\n

Mweyitala appetizer
Kekamere kendya nga njoya
Y\'asabula engalabi nagimatiza
Ono super hero avuga nyama dipa
Andi ku bwongo ankyunya-kyunya

\n

Kati why why why
Oh baby why why why
Ono nafunye malaika
Nga mulungi abadde tanalabika
Baby come bring it over
Come bring your good body
Pull it over

\n

Ono kirimanyi
Asingayo obuzito ku minzani
Amulina nze ani
Njakulwana n\'amwefassa ddali
Ono kirimanyi
Mwana wa lordi

\n

Ono yanzijja munzikiza nalaba enjuba
Mulyako nzekka nze era simugabana
Kaneebaze Katonda eyakola ekkula
Nzena ndi bulala gano si malala

\n

Mpereza otuzi nffa enyonta
Yegwe nze gwendizalira abaana
Baliba banna oba mukaga
Ye nga tonyega kiki ondaaza

\n

Nkulembera mukisooka
Ali kunkyaaya aliva wa
Gwe eyanzijja mu banoonya
Bwondekawo nga ntaawa

\n

Ono kirimanyi
Asingayo obuzito ku minzani
Amulina nze ani
Njakulwana n\'amwefassa ddali
Ono kirimanyi
Mwana wa lordi

\n

Ono yanzijja munzikiza nalaba enjuba
Mulyako nzekka nze era simugabana
Kaneebaze Katonda eyakola ekkula
Nzena ndi bulala gano si malala

\n

Mweyitala appetizer
Kekamere kendya nga njoya
Y\'asabula engalabi nagimatiza
Ono super hero avuga nyama dipa
Andi ku bwongo ankyunya-kyunya

\n

Mpereza otuzi nffa enyonta
Yegwe nze gwendizalira abaana
Baliba banna oba mukaga
Ye nga tonyega kiki ondaaza

\n

Nafunye malaika
Nga mulungi abadde tanalabika
Baby come bring it over
Come bring your good body
Pull it over

\n

Mubanoonya, nga ntaawa

\n

Ono kirimanyi
Asingayo obuzito ku minzani
Amulina nze ani
Njakulwana n\'amwefassa ddali
Ono kirimanyi
Mwana wa lordi

\n

Owe oh owe owe owe owe owe
Owe oh owe owe owe owe owe

\n

Sweet Vibes