0:00
3:02
Now playing: Uganda

Uganda Lyrics by Mun G


I just can′t
I can\'t say anymore
Nze nnyumirwa mwana

Yeah
Uganda ennyumira mwana (kunta)
Yeah, yeah
Mulokole emmotoka twalaba wagifuna (twagiraba)
N′agimuggyako (n\'agizza)
N\'agimuggyako (n′agizza)
Naye abagagga munnyumira mwana (N′agimuggyako, n\'agizza)
Si mu bubi (N′agimuggyako, n\'agizza)
Nze binnyumira mwana

Ekyana kyezinyazinya oli mu bifaananyi
Mukama abatalya nnyama ki tobawa amagi?
Naye abayimbi munnyumira mwana
Si mu bubi
Nze binnyumira mwana

Naye nga tunyumye
Binnyo tusinike
Singa yali SMACK
Eyo yali mbaga
Biki I rack a shit?
Biki biki man?
Marks my short pass
It′s not kawa man
Nga Black bw\'akola
Teri atasasulwa
Kalango mwalaba?
Kaboozi keesala?
Leka abasomere
Si y′atasirika!
Naye nga mu bantu bonna mu Uganda
Osalawo kubba Black! (mu lo)

Nze binnyumira mwana
Si mu bubi (Out of 45 million Ugandans?)
Uganda ennyumira mwana
Nze binnyumira mwana
Uganda ennyumira mwana

Tukeera ku ssimu bi data ne tuyiwako
Kano akasi keebe grader tenzigyamu (I can\'t give up)
Because Uganda ennyumira mwana
I just can\'t, I can′t say anymore (Nze binnyumira mwana)

But you know who I am? (Useful Idiot)
Then who are you (Political Piglet)
Nze politics annyumira mwana
Si mu bubi
Nze binnyumira mwana, eh

She say nuff confidence we have magye
Balonzi bambi batya nabo tebazze
Abalonzi munnyumira mwana
Si mu bubi
Nze binnyumira mwana, yeah

Kukeera kwevuma
Ba blogger mukole
Mbalaba musala
Banaabatomera
Mukuyita kulya?
Munaaziwulira
Zi card bagula
Kibiina talina
Ono ssi kyanisi
Empologoma zirya
Kazannyo magezi
Tobuuka kyakuna
Vva ku blue tick
The real question is
Ani yakuba Olaxess oluyi? (Ppo)
(Eh, eh) Nze binnyumira mwana
Ani akubye muzeeyi?
Nze binnyumira mwana
Ssi mu bubi (aahhhhh...)
Yeah yeah yeah

Nze nkeera ku ssimu bi data ne tuyiwako
Kano akasi keebe grader tenzigyamu
Banga Uganda ennyumira mwana
Si mu bubi
Nze binnyumira mwana

Oteeka ku status onnumye ne weebaka
Ogenda ozuukuka ku makya sinagiraba
Naye abateesi munnyumira mwana
Si mu bubi
Nze binnyumira mwana

Baba ku Social Media ne Ttivvi bavuma
Musajja ki akuba zi hit w\'ayagalira?
Naye nga Mun G annyumira mwana
Si mu bubi
Nze binnyumira mwana
Baru


Mun G Singles