D King
Mukwano (oh)
Olina ky’obagamba? (eeh)
Baabo twala
Whenever I’m with you I’m loved
Mbeera mu bire I’m flyin’ (oh)
We glow like kites
Ebiro ne biyita
What could I do without your love?
Would I live without your love?
Ndiba wamu siritya
Lw’obuzeewo ndiguma ooh yeah
Lw’obaddewo sijula aah
Laba anti owuwo
Nabo balaba nfuuse owuwo
Nange ka mbe owuwo
Anti balaba nfuuse owuwo
Laba me owuwo
Ku lwa Mukama nfuuse owuwo
Kulwekyo nange ka mbe owuwo
Kuba balaba nfuuse owuwo
Our love, our love
Oooh ooh
Ebyengera mbiraba
Sseegaana yeggwe mulungi gwe njagala
Mavunya ogalaba
Naye ekinyeebwa ne lumonde n’ogabula!
Enjuba egwa ddi?
Tugobe bu munyenye wansi w’omwezi
Bw’obuguma, obuzzi bwe nina bwonna busaanuuka
What could I do without your love?
(Without your love)
Emboozi zo lullaby otulo tetubula
Laba anti owuwo
Nabo balaba nfuuse owuwo
Nange ka mbe owuwo
Anti balaba nfuuse owuwo
Laba me owuwo
Ku lwa Mukama nfuuse owuwo
Kulwekyo nange ka mbe owuwo
Kuba balaba nfuuse owuwo
Give me, some love
Give me give me, some love
Give me, some love
Give me, some love yeah
Ndiba wamu siritya
Lw’obuzeewo ndiguma ooh yeah
Lw’obaddewo sijula aah (sijula aah)
Laba anti owuwo (babe)
Nabo balaba nfuuse owuwo (ooh)
Nange ka mbe owuwo
Anti balaba nfuuse owuwo (ooh)
Laba me owuwo
Ku lwa Mukama nfuuse owuwo
Kulwekyo nange ka mbe owuwo
Kuba balaba nfuuse owuwo (ooh)
Omukwano
Guŋŋonzezza
Eeh yeah