(Intro)
\n
Mash up de ulla dem dead
Ghost Empire
Nandor Love
Geneè
\n
(Verse 1)
\n
Nafunye empologoma
Olundaba n’ewuluguma
Nze nina empologoma
Olundaba n’esanyuka eeh eh
Eno empologoma terya muddo
Eteeka love ku pillow
Bw’endaba nekola efujjo
Emanyi obukodyo obutto
Kyeyoya kyengiwa maama
Ewange yafuuka mwaana
Sigirabya nnaku apaana
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
\n
(Chorus)
\n
Empologoma etalya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Empologoma etalya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Eyange terya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Empologoma terya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
\n
(Verse 2)
\n
Bw’ampita lioness lioness
Nga mpitaba king of the jungle
Lioness lioness
Where are you
We gonna light up the candle
Nga bwe tuzina bailando
Nze muyita king of the jungle
Kuba tetulina on a wrangle
Mba ku kido kyo nga nvimba era
Yeggwe eyaŋŋondeza embeera
N’abayaaye tubavimbe era
Ne mu birooto obasinga (nga ngiwa)
\n
(Chorus)
\n
Empologoma etalya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Empologoma etalya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Eyange terya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Empologoma terya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
\n
(Verse 3)
\n
Nafunye empologoma
Olundaba n’ewuluguma
Eh, zze nina empologoma
Olundaba n’esanyuka eeh eh
We gonna light up the candle
Nga bwe tuzina bailando
Nze muyita king of the jungle
Kuba tetulina on a wrangle
Kyeyoya kyengiwa maama
Ewange yafuuka mwaana
Sigirabya nnaku apaana
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
\n
(Chorus)
\n
Empologoma etalya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Empologoma etalya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Eyange terya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
Empologoma terya muddo (nga ngiwa)
Kasita ewuluguma (nga ngiwa)
\n
(Outro)
\n
Ghost Empire