Ondabikira nga butwa
Buli bwennyini obukambwe
Oli mutemu yennyini eyakala
Atatya na misango
Oli kadagala akabi
Akakutula n’enjovu omugongo
Mbu akukombako akutuka
Nga tanatuusibwa na Mulago
So tonight you’re my killer portion
Lemme be your Juliet oh
I drink you without caution
Onnyingire mu lubuto
Bagamba nti ozibya n’obudde obutanatuuka
Mbu oli lumiramwoyo Al-Qaeda eh
Mbu onuuna musaayi nga vampire
Simanyi oba nga byoli, naye
Bagamba akunywako tawona yeah
So tonight you’re my killer portion
Lemme be your Juliet oh
I drink you without caution
Onnyingire mu lubuto
So tonight you’re my killer portion
Lemme be your Juliet oh
I drink with you without caution
Onnyingire mu lubuto
I love you like a potato
Kampala to Fort Portal
From Mbarara to Bukoto
Yegwe andi eno mu lubuto
Ŋenda kwetta leero
Kiro kya leero (Juliet oh)
Ŋenda kwetta leero
Ŋenda naawe leero (mu lubuto)
So tonight you’re my killer portion
Ŋenda kwetta leero
Kiro kya leero (Juliet oh)
Lemme be your Juliet oh
I drink you without caution
Ŋenda kwetta leero
Ke nkusanze leero (mu lubuto)
Onnyingire mu lubuto