Ddamu onnyambalire akateeteeyi
Kali kewalimu luli
Lwenasooka okulaba
Ddamu onnyambalire akateeteeyi
Kali kewalimu luli
Lwenasooka okulaba
N’akagatto akamyufu kali
Kewali weesaze
Akaali ak’ebbeeyi
Mu butuufu kankuba
Ntambuliraamu nga bwe wenyiga
Nga bw’okyukako eno nga bw’oseka
Buli lw’omwenya nze ne nkyamuka
Aah aah ah, aah ah