Ebigambo byange leero nga byamanyi
Leero lwesazzewo nki kugambe nti ompangudde
Wadde ndabye ensi omukwano gwo kyabeeyi
Ela kati nsaaba kumukisa gwo nange ompanguzze
Chorus
Ga mungu bweyali ayagala ensi yee
Lets make a memory omulunji nesiimye
Nzanii nzani gwolonze yo nzani
Njagala okimanye nti walwawo okuzija ku minzani
Nzanii nzani gwosiimye yo banji
Eno yendagaano silikuta nebwendibeela mu minzani
Ewooma ewooma endongo ewooma
Endongo ssema dongo endongo ewooma
Kale mazima nzani banji bakoozesa amanyi
Nze nesigala ku mukwano gwo anti sagala bya banjii
Nga lwe menye eteeka ngolwo manyi ogenda
Banjii bekikaa naye ngobela yo oninda
Wadde ndabye ensi omukwano gwo kyabeeyi
Ela kati nsaaba ku mukisa gwo nange opanguzze
Nga munguu bwe yali ayagala ensi yee
Lets make a memory with you omulunji nesiimye
Nzani nzani njagala okimanye nti walwawoo okuzija kuminzani
Nzani nzani gwosiimye yo mubanji
Eno yendagano silikuta ne bwendibela ku minzani
Ebigambo byange leero nga byamanyi
Leero lwesazzewo nki kugambe nti ompangudde
Wadde ndabye ensi omukwano gwo kyabeeyi
Ela kati nsaaba kumukisa gwo nange ompanguzze
Ga mungu bweyali ayagala ensi yee
Lets make a memory omulunji nesiimye
Nzanii nzani gwolonze yo nzani
Njagala okimanye nti walwawo okuzija ku minzani
Nzanii nzani gwosiimye yo banji
Eno yendagaano silikuta nebwendibeela mu minzani
Ewooma ewooma endongo ewooma