(Intro)
\n
Mmh
Twetegese dda
Twazifungiza dda
Paslo UG
Twetegese dda (laba ono)
Twazifungiza dda
\n
(Verse 1)
\n
Kano kapiira
Nsala mpola nina akabuli
Nze buli ansala taliwona kuuli
Nkwata mpola woba kyapiri
Vernacular tumwogere gwa babiri (Hey Sekret)
\n
(Chorus)
\n
Labayo, naye watya nga bikyuseemu
Nga tukeera kawungezi
Nga ku somero tujja after lunch
Nga tusoma kawungezi
Wama tolaba
Jukira guno omulembe gukyuseemu
Nga tukeera kawungezi
Nga ku somero tujja after lunch
Nga tusoma kawungezi
Wama tolaba
\n
(Verse 2)
\n
Food prefect mu kiti kyo
Ki oba tokola delivery mu buli class
Nalibadde wa swagga
Nze biri ebimalayo
Naye ku somero tebasiba malaasi
Nina zi lesson ze negomba
Ki tetusoma ku mundu kko n\'ebyasi
By the way n\'ensonga y\'okukukuba embooko
Nteesa batukube online
Tontamya nze ebintu byantama
Okutuuka late ebyo ebintu byantama
Tontamya nze ebintu byantama
Eno ssi debate, just kwekaza
\n
(Chorus)
\n
Labayo, naye watya nga bikyuseemu
Nga tukeera kawungezi
Nga ku somero tujja after lunch
Nga tusoma kawungezi
Wama tolaba
Jukira guno omulembe gukyuseemu
Nga tukeera kawungezi
Nga ku somero tujja after lunch
Nga tusoma kawungezi
Wama tolaba
\n
(Hook)
\n
Twetegese dda
Twazifungiza dda
Twetegese dda
Twazifungiza dda
\n
(Verse 3)
\n
Kano kapiira
Nsala mpola nina akabuli
Nze buli ansala taliwona kuuli
Nina zi lesson ze negomba
Ki tetusoma ku mundu kko n\'ebyasi
By the way n\'ensonga y\'okukukuba embooko
Nteesa batukube online
Tontamya nze ebintu byantama
Okutuuka late ebyo ebintu byantama
Tontamya nze ebintu byantama
Eno ssi debate, just kwekaza
\n
(Chorus)
\n
Naye watya nga bikyuseemu
Nga tukeera kawungezi
Nga ku somero tujja after lunch
Nga tusoma kawungezi
Wama tolaba
Jukira guno omulembe gukyuseemu
Nga tukeera kawungezi
Nga ku somero tujja after lunch
Nga tusoma kawungezi
Wama tolaba