Wenywere wenywere
Wenywere (tuliffa netugwawo)
Amazina wezinire wezinire
Wezinire (tuliffa netugwawo)
\n
Situka nonywamu
Ekyupa ne bweba emu
Obulamu bwakiseera
Tuliffa netugwawo
Bwonsaba ekkifi nolumamu
Bwozikira ozikira lumu
Obulamu bwakiseera
Tuliffa netugwawo
\n
Situka nonywamu
Ekyupa ne bweba emu
Obulamu bwakiseera tuliffa netugwawo
\n
Olwa leeero lwakusanyuka
Tetulina stress ffe tetweebaka
Landlord onyamba tokuba
Esimu ngigyeko tonsumbuwa
Waiter gira onyongeremu
Vibe mpulira ebulamu
Ne bari gira obongeremu (tuliffa netugwawo)
\n
N\'olwekyo kale
Offaki gwe atali muwere
Funayo akagoye
Onsaleko table yo nsasule
\n
Situka nonywamu
Ekyupa ne bweba emu
Obulamu bwakiseera
Tuliffa netugwawo
Bwonsaba ekkifi nolumamu
Bwozikira ozikira lumu
Obulamu bwakiseera
Tuliffa netugwawo
\n
Mundeke nenyenyenye
Ekiwato nekyekyusa
Obulamu bwakiseera tuliffa netugwawo
\n
Stress ngigoba
Gwe anywa soda ndaba otubowa
Party sisubwa
Buli lwe buziba tombuuza ndagawa
\n
Naawe tompapya
Tugira tuzina
Buli weekend ndongo ku ndongo
Tulina ogizina
Amanya agange
Nze bampita Pinky
Kampiteyo abange
Abaana abalin\'esente
\n
Urban gira onyongeremu
Nassar ekintu okirimu
King Kyeyune olimuka (tuliffa netugwawo)
Bossa D, Fik Music, Mozey One Papa
Tuliffa netugwawo
Mr DJ kikube okitte
Kuba kati vibe ekutte