Nakyuuka siyenze oli
Haha Recho Rey it’s way we do it bruhhhhh
Kati naaba Rwenzori
(Sonny beats)
Kati naaba Rwenzori
Ojja ompeeko ku byoolya ndyeeko
Emeeme egaba egejja nga Pastor Mondo
(Njagala vibe)
Enkube nveeko nga sawula byooya bya pussy ku bya Mondo
Bwosilika weekosa bunira onyume
Ebigambo tebigula mata konko
Ogwo munaanansi ate ogwaduze
Mu bitiibwa ebinji tojja lyaako
Omwaavu ekigambo nebwekikusiiwa silika
(Toyogera byotasobore)
Mbu nina akalimi agyayitika
Sole akalimi ko kateeke mu kisosonkole
Bwenkulabye nengamba (Umhu)
Ono nno aswadde (Tojja kulya)
Mpozi walimye wa (Tojja kulya)
Mwaagala ebyafungula (Tojja)
Nze ela bwenkulabye nengamba (Umhu)
Ono nno aswadde (Tojja kulya)
Mpozi walimye wa (Tojja kulya)
Kyosiga kyokungula.....(Tojja)
Wadde tuli mu economy
Afiirwa tasula ku malaalo
Mazina gange ninze solome
Baby nteera enkoni nga omulaaro
The way you shake your big nyashi
Enamba yo eleeta linnya ki
Mukodo gwe okankanya ebiliyo
Bakuwe kyonywa ku Bill yo
Nkooye ebya mpale ku mpale (iyeee)
Tuzine body to body (awo nno)
Nkooye ebya mpale ku mpale ng’oli na mukodo oyoongera mbale ku mbale
Bwenkulabye nengamba (Umhu)
Ono nno aswadde (Tojja kulya)
Mpozi walimye wa (Tojja kulya)
Mwaagala ebyafungula (Tojja)
Nze ela bwenkulabye nengamba (Umhu)
Ono nno aswadde (Tojja kulya)
Mpozi walimye wa (Tojja kulya)
Kyosiga kyokungula.....(Tojja)
Nakyuuka si yenze oli
Kati naaba Rwenzori
Nakyuuka siyenze oli
Muna tojja kulya mbooli
Ekigambo nebwekikusiiwa silika
(Toyogera byotasobore)
Mbu nina akalimi agyayitika
Sole akalimi ko kateeke mu kisosonkole
Bwenkulabye nengamba (Umhu)
Ono nno aswadde (Tojja kulya)
Mpozi walimye wa (Tojja kulya)
Mwaagala ebyafungula (Tojja)
Nze ela bwenkulabye nengamba (Umhu)
Ono nno aswadde (Tojja kulya)
Mpozi walimye wa (Tojja kulya)
Kyosiga kyokungula.....(Tojja)
You gotta a big booty pump it up
Bwowulira enkalamatta mpita
Gwe yogera kimu nti mpa mpeta
Olimu appeter bwompa mpita (Tojja kulya)
New regime baby, haaaaaaa
Its the (BlackgirlFly)
Wuhhh.... hahahahaha
Recho Rey its way we do it bruhhhhhhhhhh