Owuwowuwo oh yeah yeah
(Axis on the Beat)
You can call me Reizzo Smart Boy
Four Eyes
\n
Sembera nkunyumize mukwano gwange
Gyenvudde ne gyendaza obulamu bwange
Natoba nnyo okutungula ekitone kyange
Nagendanga munsiko nkole edoboozi lyange
Abaseka nebaseka nga nze ndi byange
Nga enyimba zange ziwulirwa mikwano gyange
Abali banjagala bandekawo
Musajja watu bansulawo
Mutima gwange bagulinyako
Elinya lyange balisigako obukyaafu
\n
Natoba nnyo buli kimu nakikola
Agakatonda nze nabisaanila
Abanteka nga nze nga mbewala
Wade bansika nnyo naye nawalira
Natoba nnyo buli kimu nakikola
Agakatonda nze nabisaanila
Abanteka nga nze nga mbewala
Wade bansika nnyo naye nawalira
\n
Twala ebyange eno ensi nzibu oh!
Ebyange byange n\'ebibyo bibyo eh!
Nze bangumya nnyo sikyesiga bantu
Oh no!
Abaali abantu tebakyaali bantu
Oh yeah!
Mukwano gwange gwe beewale
Kyenkusaba betantale
Banyumirwa nga tolina mpale
Bakwagaliza osule ku ttale
Bakutigomya nebwobeera nakawere
Oh wo oh oh yeah yeah!
\n
Natoba nnyo buli kimu nakikola
Agakatonda nze nabisaanila
Abanteka nga nze nga mbewala
Wade bansika nnyo naye nawalira
Natoba nnyo buli kimu nakikola
Agakatonda nze nabisaanila
Abanteka nga nze nga mbewala
Wade bansika nnyo naye nawalira
\n
Yeah
They hate me of course
They don\'t wanna see my success
They wanna chop me down like a toast
What they wanna see
Is to see me lose
Ah!
Calm down down bro
Just be a cool nigga like pablo
They wanna put you down like a drop
Those motherfuckers wanna be the top
Ah!
\n
Natoba nnyo buli kimu nakikola
Agakatonda nze nabisaanila
Abanteka nga nze nga mbewala
Wade bansika nnyo naye nawalira
Natoba nnyo buli kimu nakikola
Agakatonda nze nabisaanila
Abanteka nga nze nga mbewala
Wade bansika nnyo naye nawalira
\n
Sky Records